0:00
3:02
Now playing: Dalu

Dalu Lyrics by Naira Ali ft. Da Agent


Agent
Yoo
Ono musiraamu gwe nfunye kuba amataali
Mu Purple Chord gye nsanze ono Naira Ali
Ricko ku ŋŋoma agikubisizza amasaali
Da A to the G to the E N T
Hmm hmm
Both
Am going crazy
Ontabudde onsudde eddalu, sure
Onkola bye njagala hmm hmm
Kale onkola bye njagala babe
Am going crazy
Ontabudde onsudde eddalu, nze bwentyo
Onkola bye njagala, hmm hmm
Kale onkola bye njagala babe
Naira
Boy you know you take me up the sky
You’re ma sweet love boy you’re so tender
You make me wanna scream and shout your name
I’ll never hurt you never ever let you down
Mpulira akantolooze
Nkukuumira muli munda mu mutwe
Obwongo bukutte
Omutima ogututte
I don’t know what to do
Babe ondi mu busomyo
I don’t know what to say
I don’t know what to do
I don’t know what to say
Please take
Take
Take
Take me
Agent
Ku street nali ntudde mwana muwala ne mulengera
Ennyonta ng’ennuma nze era ng’amazzi ge nnina oggula
Oh oh kaagatunze kaanyiridde bwe kaloola
Eriiso ttukuttuku gy’ojja era bwe kalimozoola
Tombuuza kabila sandiyagadde ombuuze kye keddira
Sinze eyawulira ku ddoboozi nawulira ng’ekyengera
Amazzi kikumi kikumi n’ebibiri waliyo eyo agula?
Eh! mwana nga silabayo agula
Natandika siiii! okasiiya bwekatyo kampulira
Kakyuuka kagankuba maaso gye nali ne nsiliira
Neebuzaabuza omanyi eby’omukwano nali nabivaamu
Gwe nasemba okwana eh eh nze yali answamyamu
Nkatuukako
Nkagambako
Nkakwatako
Kaneggyako
Mereddewo nno olutiko
Kko nze kanneyogereko
Hey kibooko
Ng’oyakaayaka nga fire without smoke
Ebyaddirira tombuuza
Naira
Hmm baby boy you take me so higher
When you smile I burn like fire
I’ll never deny you
Agent
When we make love I never retire
Baby girl you take me so higher
When ************* ma ma ma fire
Bikoze bitya *********** huh
Oluzungu sirumanyi kankulukute
Nzikiridde
Mbaleka mabega nga batakula mitwe
Kati nange mbotodde
Sibafaako mbaliga bikobogo
Bitege mu love kati batidde
Kenfunye Naira kati n’abateesi bangoberedde
Bakanudde, hmm hmm
Savaam Music
Naira
I don’t know what to say
I don’t know what to do
I don’t know what to say
Stay
Take
Take
Take
Take me
Ri-Ricko
Sure