0:00
3:02
Now playing: Mutima

Mutima Lyrics by Nandor Love


Gene Gene
Mash up dem uh lah dem dede
Nandor Love
Gene

Okimanyi baagala alina abaana baagala alina, eh eeh
Baagala bali ba guy ab’amakalina ah
Kyokka gwe olulunkana mutima olulunkana ah
Kati laba, onsudde mu mukwano ogutalinaamu makulu yadde
Lwaki obaleka ne bandeega?
Abo abaana ne bancunga
Mutima gwange ki tonnyamba?
Oooh

Ah naye mutima wannyiwa
Mutima gwange wanjiwa
Nsonyiwa naye nga wannyiwa
Mutima gwange wantama
Lwaki tokola bikkwatako?
Olina kutambuza musaayi
Ate gwe ononooza bya mukwano!
Oyagala kunjiwa musaayi

This man
He says he wanna caress my body
This very man
He wanna do me dirty, aah ah
Lwaki ondeka ne nsiriwala?
Lwaki ontuma nze ne mpunga?
Lwaki ondaba nga ntomera?
Nootannyega nootambuusa?
N’otandika okumbalagala
Mutima gwange kennyini gwe yantuma okugwa
Mu mukwano ogw’ekikwangala, noo!

Ah naye mutima wannyiwa
Mutima gwange wanjiwa
Nsonyiwa naye nga wannyiwa
Mutima gwange wantama
Lwaki tokola bikkwatako?
Olina kutambuza musaayi
Ate gwe ononooza bya mukwano!
Oyagala kunjiwa musaayi

Okimanyi baagala alina abaana baagala alina, eh eeh
Baagala bali ba guy ab’amakalina ah
This man
He says he wanna caress my body
This very man
He wanna do me dirty, aah ah
Lwaki ondeka ne nsiriwala?
Lwaki ontuma nze ne mpunga?
Lwaki ondaba nga ntomera?
Oooh!

Ah naye mutima wannyiwa
Mutima gwange wanjiwa
Nsonyiwa naye nga wannyiwa
Mutima gwange wantama
Lwaki tokola bikkwatako?
Olina kutambuza musaayi
Ate gwe ononooza bya mukwano!
Oyagala kunjiwa musaayi

RedZone
Lwaki ondeka ne nsiriwala?
Mutima gwange ki tonnyamba?
Oooh!