0:00
3:02
Now playing: Munda Dala

Munda Dala Lyrics by Nina Roz


INTRO
It’s a Ugandan property [Bombark!]
VERSE I
Kino kisana baby toganaa
Ofunye omulungi akusanaa
Togenda baby tovakumugendo
Bijja kuzitowerera
Bijja kukukalubiliiza [Felix Pro]
Nabamu emikwano gyo bajja kwogerera
Mumaaso biri kusobera olitagala
Naye manya nti abawala balaba [ahh ahh ahh]
Balaba balaba
Ejjo emitima bamenya [ahh ahh ahh]
Bajja ku gumenya menya menya
CHORUS
Katii gwongeleyo baby
Munda dala [ewala]
Munda dala
Boy keep my love
Munda dala [ohh baby]
Munda dala
Yongera yoo daddy [munda dala]
Baby keep [munda dala]
Boy keep my love
Munda dala [ohh baby]
Munda dala
VERSE II
Buli wolaba am dying
Abalala bantamaa
Mba ndi ignorant
Abatamanyi what am feeling
Mbalaba basamaa
Naye sikitankanaa my baby
Baby ndeka nkulambuze duniiya
Ate nabino byonna bibyo tosabaa tolaa
Mutima bagumenya ko ndi senior
Nayiga nti ebyo omukwano sikulya mapera
Boy am gonana love you better than yo mama
Njakutukiliza buli kyenagamba
Kankayaringe gwe vimba
Nagwa dda mukitimbaa
CHORUS
Katii gwongeleyo baby
Munda dala [ewala]
Munda dala
Boy keep my love
Munda dala [ohh baby]
Munda dala
Yongera yoo daddy [munda dala]
Baby keep [munda dala]
Boy keep my love
Munda dala [ohh baby]
Munda dala
VERSE III
Baby omutima gukweke munda
Tolabilila babunda bunda
Good enough omutima totundaa
Ndi omu ayiina okumanya bwe gugunda
Oli kya muwendo ekitalina muwendo [woo ooh ohh]
Nze silina bwendo lekka nkulage olukundoo [woo ooh ohh]
Okukemebwa tonabaa kankwanguyile
Nga abalala tebanabaa [baby]
Ate okyewunya tonabaa
Wosagaa omutima gukwekee
CHORUS
Katii gwongeleyo baby
Munda dala [ewala]
Munda dala
Boy keep my love
Munda dala [ohh baby]
Munda dala
Yongera yoo daddy [munda dala]
Baby keep [munda dala]
Boy keep my love
Munda dala [ohh baby]
Munda dala
OUTRO
Bijja kuzitowerera
Bijja kukukalubiliiza [FELIX PRO]
Nabamu emikwano gyo bajja kwogerera
Mumaaso biri kusobera
Olitagala, naye manya no abawala balaba [ahh ahh ahh]
Balaba balaba
Ejjo emitima bamenya [ahh ahh ahh]
Bajja ku gumenya menya menya
Baby omutima gukweke munda
Tolabilila babunda bunda
Good enough omutima totundaa
Ndi omu ayiina okumanya bwe gugunda