0:00
3:02
Now playing: Abalungi Bawaddeyo 2

Abalungi Bawaddeyo 2 Lyrics by Nince Henry


Eh abalungi baweddeyo ku nsi
A Nince Henry callin’
Y’ono omulungi asigaddewo yekka
A Karma Ivien
Nessim Pan Production

Okukwagala ssi musango, ssi musango
Weesiimye neetegereza
Amalala gano gatulimba, gatulimba
N’owunzika nga weekubagiza
Naguzeeyo akateeteeyi
Akateeteeyi ak’ebbeeyi
Njagala nkutwale ku date
Njagala onywe ku champagne
Nga tuli naawe ku beach
Nga tuli eyo tulya fish (eeh eh)
Yeggwe gwendabira mu kasonda
Wali mu kasonda
Nze neneesunako nti nalonda
Bakusingira wa gye nasookera?
Yadde baali bazungu
Wabula, Mukama yatonda!

Abalungi baweddeyo
Eh abalungi baweddeyo ku nsi
Gwe mulungi asigaddewo
Y’ono omulungi asigaddewo yekka
Abalungi baweddeyo
Eh abalungi baweddeyo ku nsi
Gwe mulungi asigaddewo
Y’ono omulungi asigaddewo yekka

Nzuukuse kumakya ku maliiri nkubuulire
Nalabye mu kirooto, nkulojjere
Njagala okimanye nti nze love nagyefuga
Eri wange nayengeza, nsula nnoga
Our love is so magical, medical, miracle oh
Abalala baliko n’ebiku tobakwatako
Naguzeeyo akateeteeyi
Akateeteeyi ak’ebbeeyi
Njagala nkutwale ku date
Njagala onywe ku champagne
Nga tuli naawe ku beach
Nga tuli eyo tulya fish (eeh eh)

Abalungi baweddeyo
Eh abalungi baweddeyo ku nsi
Gwe mulungi asigaddewo
Y’ono omulungi asigaddewo yekka
Abalungi baweddeyo
Eh abalungi baweddeyo ku nsi
Gwe mulungi asigaddewo
Y’ono omulungi asigaddewo yekka

Gw’abirina, gw’abirina
Gw’abirina
Ebiwooma yeggwe abirina
Weebadale, weebadale
Weebadale
Weebadale gw’abirina
Gw’abirina, gw’abirina

Eh abalungi baweddeyo ku nsi
(Gw’abirina, ebiwooma yeggwe abirina)
Y’ono omulungi asigaddewo yekka
Weebadale, weebadale
Eh abalungi baweddeyo ku nsi
(Weebadale, weebadale gw’abirina)
Y’ono omulungi asigaddewo yekka