0:00
3:02
Now playing: SIMANYI

SIMANYI Lyrics by Olisha M


Obulungi bwono bukutudde minzani z'abalungi, ah ya ya ya!
Call me Olisha M (Nessim pan production)

Omukwano gwo gunsiiwa kyapambalasi
Nzenna nzenna gwansala-sala bwoogi bwa makansi
Ninye kigenda maaso naye era gwo gunyiga reverse
Bukambwe bwa nsanafu ndi muyizi mu class

Bikola, onkyamula
Bimala, nebwesirya nzikutta
Nzenna njebye mpunze

Obulungi bwono bukutudde minzani z'abalungi, ah ya ya ya!
Okuva lwenakimanya nti nkwagala omukwano gwajja mungi

Naye ki kyewandisa, simanyi
Ki kyewanywesa, simanyi
Abantu bebuza, simanyi
Nange mbadamu nti simanyi
Ddala ki kyewandisa, simanyi
Ki kyewanywesa, simanyi
Abantu bebuza, simanyi
Nange mbadamu nti simanyi

Alinga bwewalungiwa
Mu Uganda yambula mpozi ewalala
Obizza n'abalungi abalala
Nze temunenya munte

Mundaba siterera ndi ku kyokya
Leero ndumaze mbala lwa nkya
Nga ntebereza bwanakomawo ate butya bwetunaba

Omukwano gunyuma
Wamma abagulimu munjulira
Nze mundeke sikwekoza
Gwe kubya akafananyi 
Nga gwe nze onsasire
Onsasire eh eh!

Naye ki kyewandisa, simanyi
Ki kyewanywesa, simanyi
Abantu bebuza, simanyi
Nange mbadamu nti simanyi
Ddala ki kyewandisa, simanyi
Ki kyewanywesa, simanyi
Abantu bebuza, simanyi
Nange mbadamu nti simanyi

Gwe oli my baby
Sometimes kyenva nkuweeka
Oyokya nga chai onsanna kagatti ndi baker, eh!

Obulungi bwono bukutudde minzani z'abalungi, ah ya ya ya!
Okuva lwenakimanya nti nkwagala omukwano gwajja mungi

Naye ki kyewandisa, simanyi
Ki kyewanywesa, simanyi
Abantu bebuza, simanyi
Nange mbadamu nti simanyi
Ddala ki kyewandisa, simanyi
Ki kyewanywesa, simanyi
Abantu bebuza, simanyi
Nange mbadamu nti simanyi

•••