0:00
3:02
Now playing: Yinama

Yinama Lyrics by Pallaso


Yinama
Yimuka
Yinama
Yimuka

Every beat I touch raises up to the murder rate, eeh!
Nafunamu gamba waiter buli omu amuwe, eeh!
Baloodi baguze naye nga naffe twaguzze, eeh!
Sucka sucka free boss in another way

Wegombessa olina ago amaaso gontunuliza
Ondalula ne byesirina nembisubiza
Nebwebaleeta malaika ŋŋenda naawe, ooh!
Bakugamba
Tompa mutima njakugumenya, eeh!
Ndi muyaye sirikola byenasubiza
Abo bogezi lekka tebakutiisa naawe, ooh!

Yinama, sabula baby nyoola omugongo
Yimuka, abagalana bazina bati
Yinama, sabula baby sirisa ebigambo
Yimuka (level)
Gwe, you're the number one diva
Yimuka, kyenva nkuyimbidde oluyimba
Yinama, you're the number one diva
Yimuka, abalala nabalimba
Yinama amazina gakuyinama, eeh!
Nyumirwa nyo bambi byokola, eeh!
Yinama amazina gakuyinama, eeh!
Sabula nonstop binyuma

2015 baby wampa number yo
17 baby ewamwe nondaga nayo
19 wenalabila muganda wo
Nkyabitekateka naye njagala okukumanya
Nze ndi mwangu byoyagala njakubiyiga, eeh!
Njakuleeta n'ebirabo byotasubira, eeh!
Elinya ku mutima nalikutiza
Nga omukwano bweguba gutandika nguwulira

Yinama, sabula baby nyoola omugongo
Yimuka, abagalana bazina bati
Yinama, sabula baby sirisa ebigambo
Yimuka, Sabula nonstop binyuma
Yinama, you're the number one diva
Yimuka, kyenva nkuyimbidde oluyimba
Yinama, you're the number one diva
Yimuka, abalala nabalimba

Wegombessa olina ago amaaso gontunuliza
Ondalula ne byesirina nembisubiza
Nebwebaleeta malaika ŋŋenda naawe
Bakugamba
Tompa mutima njakugumenya, eeh!
Ndi muyaye sirikola byenasubiza
Abo bogezi lekka tebakutiisa naawe

Heh, yeah!
Teliba mulala wuuno ezanga kwensibye
Nzukuse kumakya njagala ka kiss ke
Love yatabye n'ekitanda twaguze
Sente zaweze n'abateesi baweze

Yinama, sabula baby nyoola omugongo
Yimuka, abagalana bazina bati
Yinama, sabula baby sirisa ebigambo
Yimuka, Sabula nonstop binyuma
Yinama, you're the number one diva
Yimuka, kyenva nkuyimbidde oluyimba
Yinama, you're the number one diva
Yimuka, abalala nabalimba