0:00
3:02
Now playing: Hallelujah

Hallelujah Lyrics by Nina Roz, Pr Wilson Bugembe


Nina Roz mwana wange
(Sing for the Lord)
Funayo akatebe otuule
(Well it’s the Ugandan Property)
Eno ensi tekulimbanga
(Gonna do this with the pastor)
Aah ah, eeh eh
(Well it’s a prophecy)

Ogenda kuba bulungi (Hallelujah)
Ogenda kufuna ssente (Hallelujah)
Ogenda kuba mugagga nnyo (Hallelujah)
Eeh eh (Hallelujah)
Eeh eh (Hallelujah)
Ogenda okuba obulungi (Hallelujah)
Ogenda okukola ssente (Hallelujah)
Ogenda kuba mugagga nnyo (Hallelujah)
Hmmm (Hallelujah)
Hmmm (Hallelujah)

It’s not over
Ppaka ng’omaze okuzimba ennyumba ya mummy
It’s not over
Ppaka ng’olinnye ku nnyonyi mwana wa nnyabo
Hmmm naye Mukama neeyanzizza
Neeyanzizza ebirungi by’onkolera
Neeyanzizza my miracles
Tweyanzizza obulamu bw’otuweereza
Asante Baba
Ppaka ng’omaze okuzimba ennyumba ya mummy
It’s not over
Ppaka ng’olinnye ku nnyonyi mwana wa nnyabo

Ogenda kuba bulungi (Hallelujah)
Ogenda kufuna ssente (Hallelujah)
Ogenda kuba mugagga nnyo (Hallelujah)
Eeh eh (Hallelujah)
Eeh eh (Hallelujah)
Ogenda okuba obulungi (Hallelujah)
Ogenda okukola ssente (Hallelujah)
Ogenda kuba mugagga nnyo (Hallelujah)
Hmmm (Hallelujah)
Hmmm (Hallelujah)

Nina Roz mwana wange
Funayo akatebe otuule
Eno ensi tekulimbanga
Aah ah, eeh eh
Mukama ye Musumba wange
Kanfuneyo n’akatebe ntuule
Eno ensi yannimbalimba
Hmmm, aah ah
Lord make a way
Lord hear my cry
Lord bless me now
Bless me now, bless me now

Ogenda ofuna omuzungu (Lord make a way)
Muzaaleyo n’abaana (Lord hear my cry)
Mufuuweete oluzungu (Lord bless me now)
Hallelujah (bless me now)
Hallelujah (bless me now)
Ogenda okufuna deal (Hallelujah)
Osasule amabanja (Hallelujah)
Katonda y’amanyi okuteesa (Hallelujah)
Eeh eh (Hallelujah)
Eeh eh (Hallelujah)
Nakulabye mu kirooto (Hallelujah)
Ng’olina akasente (Hallelujah)
Simanyi lwaki nkuloota (Hallelujah)
Eeh eh (Hallelujah)
Eeh eh (Hallelujah)

Awo ovaawo ku kitanda (Hallelujah)
Ogendeko e Bulaaya (Hallelujah)
Katonda gwe mmanyi abikyusa (Hallelujah)
Hmmm (Hallelujah)
Hmmm (Hallelujah)
It’s true
It’s not over