0:00
3:02
Now playing: Picha

Picha Lyrics by Pinky, Grenade Official


[Intro]
Kayemba
Toyimba kayimba kamuno
Kayemba
Toyimba kayimba kamuno
A dis legend production

[Grenade]
Oli dagala lya muti muka muka muka
Onvumula binuma nenkyamuka
Wanzijako ebinzitoya nempewuka
Sikutereka mutima notoloka
Nkwagala buterekerayo na bidi
Bwoba omanyi kyoyagala va mu sudi
Ndawa lwamukwano gwo tombuuza kiki
Onkwata nga ayisa empiki kumpiki

[Pinky]
Kakana tuula njibonge embati
Sikuvugamu mba nfaki
Nakasimu jako sweet heart
Tube nga abalinye ebati

[Pinky & Grenade]
Cha cha tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya
Bwe cha cha nze onkupya picha
Kubanga nomutima kyatika
Cha cha tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya
Bwe cha cha nze onkupya picha
Kubanga nomutima kyatika

[Pinky]
Mbabubi bwotaba fine
Nfubako okukola sign
Luwombo lwo’mukwano dinnin’
Byona obikola what should i need
Nga ojeko gwe njuba munkuba
Omu ati anjagaza ekkula
Wooli teba bulamu bunuma
Bwokumba mutima gwonsuma

[Pinky & Grenade]
Cha cha tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya
Bwe cha cha nze onkupya picha
Kubanga nomutima kyatika
Cha cha tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya
Bwe cha cha nze onkupya picha
Kubanga nomutima kyatika

[Grenade]
Guno gukuba ntaga yadde sinavako
Mukwano gwo tegunyuma kuvako
Gunuma gunkuma nga alina omusango
Ogwange tegumanyi muzanyo

Kayemba
Toyimba kayimba kamuno
Kayemba
Toyimba kayimba kamuno

[Pinky]
Nga ojeko gwe njuba munkuba
Omu ati anjagaza ekkula
Wooli teba bulamu bunuma
Bwokumba mutima gwonsuma

Kakana tuula njibonge embati
Sikuvugamu mba nfaki
Nakasimu jako sweet heart
Tube nga abalinye ebati

[Pinky & Grenade]
Cha cha tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya
Bwe cha cha nze onkupya picha
Kubanga nomutima kyatika
Cha cha tubakubye picha
Tekitandise kigwa kitya
Bwe cha cha nze onkupya picha
Kubanga nomutima kyatika