0:00
3:02
Now playing: Enkunya

Enkunya Lyrics by Pretty Banks


Yeah! 
Pretty Banks yeah!

Ekintu kyeserabira wangongobaza
Wakambira ng'ekimera kwekwetowaza
Nebwebasinga ani kikafuwe yenze gwoffa
Toboyaana mu love nga nze gwoka munda
Gundi
Tozinsulamu nyweza enkumbi
Tolima mpindi
Tobuzabuza nviri mu tinti

Ndi mu bwengula ntendewalidwa love enkonya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya
Ndi mu bwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya

Gukime kangukuwere mu tampeko
Gutontomoka saada lya ghetto
Yalese amenya ne metto
Ye petto kenyini ye dippo

Wempankawanka akwata manvuli
Nansesa nga ba Amooti
Yasindika note
Kukyalo yalina bochi

Bawunya nga taaba
Gwe bwojja ojjamu n'akakawa
Boyi ye nebwatanaaba
Nakwamirayo sitajja

Ndi mu bwengula ntendewalidwa love enkonya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya
Ndi mu bwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya

Gukime kangukuwere mu tampeko
Gutontomoka saada lya ghetto
Yalese amenya ne metto
Ye petto kenyini ye dippo

Boy ndi mubwengula aah!
Yeah yeah ndi mubwengula (Herbert Skillz pon dis one)

Ndi mu bwengula ntendewalidwa love enkonya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya
Ndi mu bwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya