0:00
3:02
Now playing: Gweno Daawo

Gweno Daawo Lyrics by Recho Rey


Intro
Every day is a party ye [Ha ha]
Buli omu ne one ticket ye
That gyal fly Zuli [Ha ha]
Recho Rey [This is how we do it]

Verse I
Ka sukaali keeko oba nyongeremu
Birungo byo mu body ninamu
Ensawo si nva naye omunyo ninamu
Owange si mukono gaamu [alo!]
Ka volume keeko oba tw’ongereko
Yingira vibe nkukube enguliko
Ntamiiza ng’enguuli konkoloko
Kano kabiri alaali sirumba faco malako
Bwe biba nga bya kwelaga ko
Musingi mugumu nze nasiba enkokoto
Ekya mama rap kyankeera ndi mutto
T’owa saluti owone endigi tell ma mama

Bridge
Got money in ma car full
Mama said to be a woman is a powerful [Yeah girl]
I’ve been waiting on my troubles
And I drop all guns now in ma cargo
So let go look good

Chorus
Gweno daawo
Olobera ku bantu, hmm [Daawo]
Ba kukuba one, two [Gweno daawo]
Bbusu mu bintu [Daawo]
Olobera ku bantu [Gweno daawo]
Ba kukuba one two, hmm [Daawo]
Bbusu mu bintu [Daawo]
Abo be bantu [Gweno daawo]

Verse II
N’obw’oba ku kitufu
Ebya ddala eliyo ab’atakugamba ye
Vva mu kusiba e mitafu
Wenonye wezule weyiye [Ha ha]
Ndi w’amanyi naye mukeeza nkokola
Atakola oba nga ffe nawe ba kusosola
Ne ba player omutima ba gubogola
So every gal back to di work [Kikola]

Bridge II
Aba wangula te tu powa, nalo [Kye kimu]
N’obwo powa teba wangula [Kye kimu]
Totya oli omulala ki mukolela [Kye kimu]
Owulira [Kye kimu]
Roger dat [Kye kimu]
Aba wangula te tu powa, nalo [Kye kimu]
N’obwo powa teba wangula [Kye kimu]
Totya oli omulala ki mukolela [Kye kimu]
Owulira [Kye kimu]
Roger dat [Kye kimu]

Chorus
Gwe gwe [Gweno daawo]
Olobera ku bantu, hhm [Daawo]
Ba kukuba one, two [Gweno daawo]
Bbusu mu bintu [Daawo]
Olobera ku bantu [Gweno daawo]
Ba kukuba one two, hmm [Daawo]
Bbusu mu bintu [Gweno daawo]
Abo be bantu [Gweno daawo]

Hook
Ka sukaali keeko oba nyongeremu
Birungo byo mu body ninamu
Ensawo si nva naye omunyo ninamu
Owange si mukono gaamu [alo!]
Ka volume keeko oba tw’ongereko
Yingira vibe nkukube enguliko
Ntamiiza ng’enguuli konkoloko
Kano kabiri alaali sirumba faco malako

Qutro Chorus
Gwe gwe [Gweno daawo]
Olobera ku bantu, hmm [Daawo]
Ba kukuba one, two [Gweno daawo]
Bbusu mu bintu [Daawo]
Olobera ku bantu [Gweno daawo]
Ba kukuba one two, hmm [Daawo]
Bbusu mu bintu [Gweno daawo]
Abo be bantu [Gweno daawo]