Swiririri
Mwakundaba nga mmenya omubiri
Bwennyingira ekikiri
Sirowooza hater mba sikuli
Kenfunye nange ndi mu kibuga, temumpona today
Oba nina mmeka nzirya zonna today
Kuma-bbali you say body nobo-dy say
Oba nina mmeka nzirya zonna today
Swiririri
Mwakundaba nga mmenya omubiri, eh
Bwennyingira ekikiri
Sirowooza hater mba sikuli, eh
Kasita Covid yannemwa, ndifa ssanyu
Nvimba ne bwemba nina ssatu
Dance kukuba oli pakataku
Bukutu, bukutu, pakataku
Anyway, wali olidde ku nkoko? (ku nkoko?)
Ku nkoko ku nkoko ku nkoko
Nfuluma, ne bwembeera ku bottle
Ku bottle ku bottle nnywe bottle (gwe)
Kenfunye nange ndi mu kibuga, temumpona today
Oba nina mmeka nzirya zonna today
Kuma-bbali you say body nobo-dy say
Oba nina mmeka nzirya zonna today
Swiririri
Mwakundaba nga mmenya obuliri
Bwennyingira obuliri
Sirowooza ex mba sikuli, eh
Ah era today mbadde mmanyi nsula nzekka
Kumbe Na-Nakankaka teyaŋŋanya sula nzekka
Tokkirizibwa na ku na ku na ku
Gwe nno na ku na kunkanga
Tokkirizibwa na ku na ku na ku
Na ku na ku na kuntiisa
Bwenkyuka ng’akyuka (ng’akyuka)
Bwenkyuka Nakankaka akyuka (akyuka)
Omuggo nze agulina
Bwenkyuka Nakankaka annoonya (annoonya)
Swiririri
Baakundaba nga mmenya obuliri
Bwennyingira obuliri
Sirowooza ex mba sikuli, eh
Kenfunye nange ndi mu kibuga, temumpona today
Oba nina mmeka nzirya zonna today
Kuma-bbali you say body nobo-dy say
Oba nina mmeka nzirya zonna today
Trapex
Trapex mba sikuli
Mba sibali
Mba sibali