0:00
3:02
Now playing: Mugambe

Mugambe Lyrics by Ronald Alimpa, Kid Dee


Alimpa Kid Dee
Tuli waano ne Eddy Dee

Can I walk ndabe nga nkutukako wooli
Ndabe nga nkusangawo awo
Njakutukako nga mpunya akawoowo
Onjagale nga nze bba wo
Siri yagala kumi nze ndi yagala omu
Oh, newensigala omu

Kankwagale luuno nabiri nabino
Nkwagalira ddala ebiriyo
I will never lie, I will be real
I will never cry, I will be normal

Kiki tokimugamba
Gwoyagala mugambe
Mugambe nti I love you
Mugambe nti I need you
Kiki tokimugamba, aah
Gwoyagala mugambe, eeh
Mugambe nti I love you
Mugambe nti I need you, soo

Nze n'amanyi gampede
Gwenali njagala n'omutima bagubye
Nnsula nkulota-lotako buli kiro
Omutima gunumira eyo nsula wuwo
Nze amanyi ebikunyumira
Ndeese n'akagato n'akagoye akakunyumira
Nkusaba okambale
Nkwanjule n'akaweta nkwambaze eeh
Sweety sirikukyawa nebwoba n'abasajja nga kanana
Nze ndisigala nkuwaana
Nebwoliba nga okoze emitawaana

Kiki tokimugamba
Gwoyagala mugambe
Mugambe nti I love you
Mugambe nti I need you
Kiki tokimugamba, aah
Gwoyagala mugambe, eeh
Mugambe nti I love you
Mugambe nti I need you, soo

Nkulaba okabya Ali olwo bali
Girl ontambuza nze natya okukwana
Ebigambo boogera bingi mu ba chali
Nti Kid Dee nkwagala naye natya okugamba

Can I walk ndabe nga nkutukako wooli
Ndabe nga nkusangawo awo
Njakutukako nga mpunya akawoowo
Onjagale nga nze bba wo

I will never lie, I will be real
I will never cry, I will be normal

I will never cry, I will be normal
I will never lie, I will be real

Kiki tokimugamba
Gwoyagala mugambe
Mugambe nti I love you
Mugambe nti I need you
Kiki tokimugamba, aah
Gwoyagala mugambe, eeh
Mugambe nti I love you
Mugambe nti I need you, baby