0:00
3:02
Now playing: Yegwe

Yegwe Lyrics by Ronnie Rayzie


Babe
Hmmm
Ronnie Rayzie
Pull it, Pull it…

Babe, nkunoonya bw’ombula
Monday to Sunday gwe andi ku mutima ah
Kagiiko mu chai tabula
The one and only babe omulungi kabona
Nze nnimiro mukwano kabala
Watuula ku mutima ah, babe
Watuula ku mutima ah

Yeggwe
Gwe nalondayo mu bangi
Gwe omulungi atafakinga langi
Sketch y’abalungi, y’ono
Mu bangi yeggwe
Gwe nalondayo mu bangi
Gwe omulungi atafakinga langi
Sketch y’abalungi, y’ono

Leka nkumette love bali batuviire
Kuba munda mutima gwange baby gwe gwensiimye
Abalala mbamaze ebyange kambiwe gwe, babe
Nze gw’olaba nkuyagala kufa
Era ndiba wuwo baby muyimbi na guitar
Love ne care eno ewange bye nsuza
Okuyomba ke kabbiro ate nga bwe kiba
Mpola love ndisasula rukundo
Ate amagoba guliba mukwano
Towuliriza bye bakugamba
Nsonga za mutima love togitunda

Kubanga yeggwe
Gwe nalondayo mu bangi
Gwe omulungi atafakinga langi
Sketch y’abalungi, y’ono
Mu bangi yeggwe
Gwe nalondayo mu bangi
Gwe omulungi atafakinga langi
Sketch y’abalungi, y’ono

Nze nnimiro mukwano kabala
Watuula ku mutima ah, babe
Watuula ku mutima ah
Nze gw’olaba nkuyagala kufa
Era ndiba wuwo baby muyimbi na guitar
Love ne care eno ewange bye nsuza
Okuyomba ke kabbiro ate nga bwe kiba
Mpola love ndisasula rukundo
Ate amagoba guliba mukwano
Towuliriza bye bakugamba
Nsonga za mutima love togitunda

Kubanga yeggwe
Gwe nalondayo mu bangi
Gwe omulungi atafakinga langi
Sketch y’abalungi, y’ono
Mu bangi yeggwe
Gwe nalondayo mu bangi
Gwe omulungi atafakinga langi
Sketch y’abalungi, y’ono

Yeggwe
Gwe nalondayo mu bangi
Gwe omulungi atafakinga langi
Sketch y’abalungi, y’ono
Mu bangi yeggwe
Mu bangi yeggwe