0:00
3:02
Now playing: Onyoola

Onyoola Lyrics by Ruth Ngendo


Onyoola iyelele oh!
Onyoola iyelele oh!
Onyoola iyelele oh!

Omukwano gwo nguwulira eno
Guli mumutwe gupapala (gupapala)
Buli lunaku lwesikulabyeko
Omutima guba gubinuka (gubinuka)
Any way

Nkwagaza kajanjja baby
Bikoola lwootasa biwotoka mmh!
Ela olunaku lwesikulabyeko
Ebinyogoga bibuguma
Anyway

Daddy yooo!
Ago give you my money yooo!
Kimanye nti nkuliyo
Buli kimu ekyange kiba kikyo ooh uu ayi!

Ndi kumudido, onyoola
Ndi kumugomyo, onyoola
Onkola mikolo, onyoola
Onsimba lukono, onyoola
Ndi kumudido, onyoola
Ndi kumugomyo, onyoola
Onkola mikolo, onyoola
Onsimba lukono, onyoola

Kati munange wandeka mukikukuto
Bwenkulaba mbuuka nga mulumeko
Mboobeeza eki love j'okibegeko
Nina nebifi eyidde girumeko, ah!
Siri mukodo
Nteeka mukikondolo kyo gwe mugabo
Anyway
Sikuma lubogo
Nkakasa nti gyoli teri akukwatako oohh!

Bakomye ku kawoowo
Tobawa luwombo
Mpisa mu luwooko
Nga tuli babiri sigwa mu kitoogo

Ndi kumudido, onyoola
Ndi kumugomyo, onyoola
Onkola mikolo, onyoola
Onsimba lukono, onyoola
Ndi kumudido, onyoola
Ndi kumugomyo, onyoola
Onkola mikolo, onyoola
Onsimba lukono, onyoola

Omukwano gwo nguwulira eno
Guli mumutwe gupapala (gupapala)
Buli lunaku lwesikulabyeko
Omutima guba gubinuka (gubinuka)
Any way

Nkwagaza kajanjja baby
Bikoola lwootasa biwotoka mmh!
Ela olunaku lwesikulabyeko
Ebinyogoga bibuguma
Anyway

Daddy yooo!
Ago give you my money yooo!
Kimanye nti nkuliyo
Buli kimu ekyange kiba kikyo ooh uu ayi!

Ndi kumudido, onyoola
Ndi kumugomyo, onyoola
Onkola mikolo, onyoola
Onsimba lukono, onyoola
Ndi kumudido, onyoola
Ndi kumugomyo, onyoola
Onkola mikolo, onyoola
Onsimba lukono, onyoola

Onyoola
Onyoola
Onyoola
Onyoola
Onyoola
Onyoola
Onyoola
Onyoola