0:00
3:02
Now playing: Alpha & Omega

Alpha & Omega Lyrics by Sama Sojah


Gano amaviivi tegalimenyeka
Kusinza Katonda mulala uh
Nze kuba manyi nti
Bonna obakira aah
Na gino emimwa tegiriyasama
Ah kuyimbira Katonda mulala
Kuba manyi nti
Ne kino ekitone gwe akigaba

Kati nkusinze ntya?
Nnyimbe ntya omanye nti nkwagala kufa?
Yeggwe madaala
Kwe mpalampira dear okutuuka gye ndaga
Hmmm, ekisa kyondaga
Nze kimpa buvumu daddy okuwangula
Ge maanyi ge nina
Ageewunyisa abalabe abeewaga

Kati ntukuliza ebigere byange
Ogaziye ensalo zange
Fuka amafuta ku lulimi lwange
Nga bwe nkusinza gankomako

Nandiba sirina bingi nnyo
Nsi byeraba
Naye omukka gwe nzisa nagwo era gwa buwa
N’okutambula obutambuzi okutuuka gye ndaga
Eba nteekateeka yo yegwe abitegeka

Leka tukuddize amatendo
(Hosanna)
Buli lulimi lwatulenga
(Hosanna)
Teri akwenkana kitiibwa
(Hosanna)
Alpha and Omega
(Hosanna)
Oh bye wasuubiza obituusa
(Hosanna)
Gwe toli nga mwanadamu
(Hosanna)
Lwaki seesigama ku gwe
(Hosanna)
Omale ensonga zange
(Hosanna)
Alpha and Omega
(Hosanna)
Alpha and Omega
(Hosanna)
Red zone, yeah
(Hosanna)