0:00
3:02
Now playing: Onkutudde

Onkutudde Lyrics by Sheebah


Holics
(Laughs)
Artin on the beat

Onkutudde
Omegudde
Ommenye crutch
Ndi ku kaamukiringi
Kaamukolongo
Kaamugwa flat
Nze ommenye crutch
Ommenye crutch
Ndi ku kaamugwa flat
Kaamugwa flat
Nze ommenye crutch
Ommenye crutch
Ndi ku kaamugwa flat
Kaamugwa flat


Wafuuka love source
Ontwala speed
Nze ku ggwe ndekawo Benz empya
Ne mbuukira Bajaj, sha!!
Ne bw’ompa Adidas
Jordan, Gucci oba Versace
Nkwagala nnyo nnyo
Oneelabiza football match
Onkubye sabbaawa
Mbuulira oba okozesa ddaawa
Onkubye sabbaawa
Mbuulira oba okozesa ddaawa
Tuteese ka bulungi my babe
Tukole omukwano

Oli bulumi bwa Imbalu
Eyo colour yo ejjanjaba mabavu
Nze onsiba nkalu
Bwe guba muti nkugeza ku muwafu
Siri wala na ddalu
Nze ku lulwo mpugira ku lukalu
Oli nsaali (babe, babe)
Oli nsaali (babe)
Mu bisiika kanzaali (babe, babe)
Kanzaali
Oli nsaali (babe, babe)
Oli nsaali (babe)
Mu bisiika kanzaali (babe, babe)
Kanzaali
Level

It’s you I live for
The one I’ll die for
Jangu nkulaga omuko
Protection nzijeyo ekiso
Wafuuka love source
Ontwala speed
Nze ku ggwe ndekawo Benz empya
Ne mbuukira Bajaj, sha!!
Ne bw’ompa Adidas
Jordan, Gucci oba Versace
Nkwagala nnyo nnyo
Oneelabiza football match
Onkubye sabbaawa
Mbuulira oba okozesa ddaawa
Onkubye sabbaawa
Mbuulira oba okozesa ddaawa