0:00
3:02
Now playing: Omwooyo

Omwooyo Lyrics by Sheebah


Omwoyo, omwoyo, omwoyo, omwoyo
Mulondo gutonya matondo
Omwoyo [Ho], omwoyo, omwoyo, omwoyo
Danz Kumampesa producer
Omwoyo, omwoyo, omwoyo, omwoyo
Artin Pro, bagambe
Omwoyo, omwoyo, omwoyo, omwoyo

Verse I:
Gwe wegombesa ne ba malaika
Ku nsi obadde tonalabika
Nange mbadde mu lusilika

Nga naye amaaso siga zibiriza
Kiliza nti, nakutegera nyo
Ssi lulungi wa b’Afirika
Bamutaba nze, yandibadde ani
Gw’okolera ebisikiliza
Mizila n’amazina [Aha]
Ani yali amanyi mbu kiliba ku luno
Omwoyo, ka nkukyusize ekiwato
Okimanyi ng’onda nyo nga caterpillar [Kuba guno omwoyo]

Chorus:
[Omwoyo] Omwoyo
Omwoyo guno mulondo, baby gu kulondola [Bambi]
[Omwoyo] Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gu kulondola baby
[Omwoyo] Omwoyo
Omwoyo guno mulondo, baby gu kulondola
[Omwoyo] Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gu kulondola [Mwoyo-lolo]

Verse II:
[Wan] Omulondo gutonya matondo
Ggu kwagala wendi wano
Omwoyo mulondo ggu kwagala
Oluusi ne bwenkikesa kye yogelera
Gguno ggu ku londola
Ne bw’oba wekwesa mu nkoola
Ggu kulondola gubanga oguliko enky’okoola
Bw’otambula otukula omalako oli w’amanyi
Amagulu ssebo cardio wa Madhavani
Vvako lyo lilinga ka kolomoni ka kunsula ddalu
What you talk about it? [Kuba gguno omwoyo]

Chorus:
[Omwoyo] Omwoyo
Omwoyo guno mulondo, baby ggu kulondola [Bambi]
[Omwoyo] Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi ggu kulondola baby
[Omwoyo] Omwoyo
Omwoyo guno mulondo, bambi ggu kulondola
[Omwoyo] Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gu kulondola

Verse III:
[Gwe-Gwe] Gwegombesa ne ba malaika
Ku nsi mbadde sinakulaba
Nange mbadde mu lusilika
Nga naye amaaso sigazibiliriza
You are hawt, hawt, kama piripiri
Kye nva sikuvugira ku wiri wiri
Your body too nice, it is a good for me
Onjagaza okusula mu kikiri
You are hawt [hawt], hawt[hawt], kama piripiri
Kye nva [Kye nva] sikuvugira ku wiri wiri
Your body too nice [body too nice], it is a good for me
Onjagaza okusula mu kikiri [Kuba guno omwoyo]

Chorus:

[Omwoyo] Omwoyo
Omwoyo guno mulondo, baby ggu kulondola
[Omwoyo] Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi ggu kulondola baby
[Omwoyo] Omwoyo
Omwoyo guno mulondo, bambi ggu kulondola
[Omwoyo] Omwoyo guno gwe nina kabiite
Oluusi gu kulondola

Outro Hook:
Wabula otukula omalako oli w’amanyi
Amagulu ssebo cardio wa Madhavani
Vvako lyo lilinga ka kolomoni ka kunsula ddalu
What you talk about it? [Jah Live Studios]