0:00
3:02
Now playing: Romeo Bweyayagala Julie

Romeo Bweyayagala Julie Lyrics by Shena Skies


(Intro)

Kika
Kika

(Verse 1)

Nkulaba ng’oncheckinga
Ndowooza kyendiko era bwotyo
Amaaso oga deeminga
Nze neganteeka ku kyoto
Nfumitiriza by’owulira
Nga sibikakasa, nga sibikakasa
Lwaki tova eyo gy’otuula
Oje ombulire
Butya bw’osula
Gwe anti tolaba ng’ate
Abalala nali ngobye nga ninze oje
Pen ku lupapula nga mpandise
Nti omutima waguwangude
Ebaluwa teyatuuse
Naye eno omukwano gwo gukyajudde
Akayimba nka peninze
Nkayimbye omanye nti mba nkulinze oje

(Chorus)

Kino kyendiko kika
Njagala manye oba nti bwendi naawe bwooli
Njagala onjagale
Nga Romeo bwe ya yagala Julie, he ye
Kino kyendiko kika kika
Njagala omanye dala nti bwendi naawe bwooli
Onjagale
Nga Romeo bwe ya yagala Julie, he ye

(Verse 2)

Kati nkanya bubonero
Star sign omukwano gundi luno
Leero bwotaŋŋambe sive wano
Sagala kuba mukwano gwo kikome wano
Kinuma bwenkulaba n’abalala
Nga mu mutima
Manyi nti omanyi amazima
Bino byenkola
Byona byenkola bibyo
Kinuma bwenkulaba n’abalala
Nga mu mutima
Manyi nti omanyi amazima
Bino byenkola, ah
Byona byenkola bibyo, bibyo, bibyo

(Chorus)

Kino kyendiko kika
Njagala manye oba nti bwendi naawe bwooli
Njagala onjagale
Nga Romeo bwe ya yagala Julie, he ye
Kino kyendiko kika kika
Njagala omanye dala nti bwendi naawe bwooli
Onjagale
Nga Romeo bwe ya yagala Julie, he ye

(Bridge)

Gwe anti tolaba ng’ate
Abalala nali ngobye nga ninze oje
Pen ku lupapula nga mpandise
Nti omutima waguwangude
Ebaluwa teyatuuse
Naye eno omukwano gwo gukyajudde
Akayimba nka peninze
Nkayimbye omanye nti mba nkulinze oje

(Chorus)

Kino kyendiko kika
Njagala manye oba nti bwendi naawe bwooli
Njagala onjagale
Nga Romeo bwe ya yagala Julie, he ye
Kino kyendiko kika kika
Njagala omanye dala nti bwendi naawe bwooli
Onjagale
Nga Romeo bwe ya yagala Julie, he ye

(Chorus)

Kino kyendiko kika
Njagala manye oba nti bwendi naawe bwooli
Njagala onjagale
Nga Romeo bwe ya yagala Julie, he ye
Kino kyendiko kika kika
Njagala omanye dala nti bwendi naawe bwooli
Onjagale
Nga Romeo bwe ya yagala Julie, he ye

 


About the song "Romeo Bweyayagala Julie"

Romeo + Julie” is a song written and performed by Shena Skies. It was produced by OB ENOSH at GMG studios, and released through Jungle and Company on September 5, 2024.