Shena-na (Shena Skies yeah)
Shena-na (ah yeah)
Shena-na Shena-na Shena-na Shena-na
Oli muntu mulamu ebitasangika
Oli wabeeyi bwenkwoza njula butakwanika
Ekigambo kyo tekisanguka
Oli wa mazima nnyo buli omu akwesiga
Baby you're the one
You're the one
Teri yo guy alikuvuganya
Teba akubaganya, onvulubanya
Onyiridde nyo onyuma kulya
Nga ndagawa nga ndagawa
Nga nva kugwe nga ndagawa
Onjagala ompagira
Ate era ondaga amazima
Nga ndagawa nga ndagawa
Nga nze nva kugwe nga ndagawa
Onjagala ompagira
Ate era ondaga amazima
Bimpa omukutto byetulina
Gwe nebwoba mu towel onyimira
Tussa kimu tuyambagana
Toli kiwulira nti tuyombagana
Kati bagelinde amasala
Siriteeka maaso ewalala
Baby kati nyumisa Kampala
Tonight make me mama you're papa
Nga ndagawa nga ndagawa
Nga nva kugwe nga ndagawa
Onjagala ompagira
Ate era ondaga amazima
Nga ndagawa nga ndagawa
Nga nze nva kugwe nga ndagawa
Onjagala ompagira
Ate era ondaga amazima
Everywhere you're
Gwe manya nkuteramu eduwa
Why would I leave you
Why would I go
Ompomera lunno
Abalala sibalawo
Mutima gwaakusiima
Nze nkufako
Baby you're the one
You're the one
Teri yo guy alinsigula
Teba akubaganya, onvulubanya
Onyiridde nyo onyuma kulya
Nga ndagawa nga ndagawa
Nga nva kugwe nga ndagawa
Onjagala ompagira
Ate era ondaga amazima
Nga ndagawa nga ndagawa
Nga nze nva kugwe nga ndagawa
Onjagala ompagira
Ate era ondaga amazima
Kati bagelinde amasala
Siriteeka maaso ewalala
Baby kati nyumisa Kampala
Tonight make me mama you're papa
Nga ndagawa nga ndagawa
Nga ndagawa nga ndagawa