Nkwebaza makubo g'ogadde
Weebale essaala z'otazzeemu
Ne byensabye n'otabimpa
Ondaze nti ggwe Katonda
Nkwebaza bulumi mw'ompisa
Weebale kuba tebumazeewo
N'abandese nebagenda
Nze manyi olina ensonga
Oluyimba lukusuuta (oluyimba lukusuuta)
Ondaze nti ggwe Katonda
Ekitibwa kikugwana
Weebale amakubo gogadde
Nze mmanyi olina ensonga
Oluyimba lukusuuta (oluyimba lukusuuta)
Ondaze nti ggwe katonda
Ekitibwa kikugwana (luno oluyimba lukugwana)
Weebale amakubo gogadde
Nze manyi olina ensonga
Ndowooza mu magezi gange nty'oba tokola
Bulumi mu mutima gwange nabwo busuka
Mmenyeka nenserera ng'olumu wabula
Oluyimba lukusuuta (nekitibwa kikugwana)
Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa
Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma
Wansi mu mutima gwange mmanyi okiraba nty'oluyimba
Lukusuuta
Ndowooza mu magezi nty'oba tokola
Bulumi mu mutima gwange nabwo busuka
Mmenyeka nenserera ng'olumu wabula
Oluyimba lukusuuta
Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa
Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma
Wansi mu mutima gwange mmanyi okiraba nty'oluyimba
Lukusuuta
Byokka ebikusanyusa bikolebwe mu bulamu bwange byokka
Byoyagala
Ndiwano salawo nga bwolaba ggwe amanyi lwaki natondebwa
Nze era lwendigenda
Ggwe amanyi makubo amalungamu
Mwokka mwembeera mpita ate era
Nga ndi naawe
Ndowooza mu magezi gange nty'oba tokola
Bulumi mu mutima gwange nabwo busuka
Mmenyeka nenserera ng'olumu wabula
Oluyimba lukusuuta
Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa
Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma
Wansi mu mutima gwange mmanyi okiraba nty'oluyimba
Lukusuuta
Ndowooza mu magezi gange nty'oba tokola
Bulumi mu mutima gwange nabwo busuka
Mmenyeka nenserera ng'olumu wabula
Oluyimba lukusuuta
Nebwolitwala byonna byewampa ggwe wabimpa
Nkusaba kimu ompe bulamu ebyo birikoma
Wansi mu mutima gwange mmanyi okiraba nty'oluyimba
Lukusuuta
Oluyimba lukusuuta
Ekitibwa kikugwana
Weebale amakubo gogadde
Nze mmanyi olina ensonga
Oluyimba lukusuuta
Ekitibwa kikugwana
Weebale amakubo gogadde
Nze mmanyi olina ensonga