0:00
3:02
Now playing: Wulira Ebaala

Wulira Ebaala Lyrics by Suspekt Leizor


Ogiwulira? Mbuuza
Ebbaala ogiwulira?
Mbuuza ogiwulira?
T.O.N
Suspekt Leizor

Wulira ebbaala, eh eh
Ebbaala
Kiri mu bbaala
Okisanga mu bbaala, sabula
Kati wulira ebbaala
Ebbaala
Ebyana mu bbaala
Laba amaanyi g’ebbaala gwe

Waiter mbulamu Champagne
Uptown tuli modern
Kiri kitya eyo muli fine?
Tukuba party tonyumya campaign, eh eh
Your body soft gear
Nandikutteko naye ndimu fear
Shisha kirabika y’ananzigyamu fear
Sikyatemya ontunuza nga teddy bear
Fatie, Zam baasomye
Angel, Aida wamulabye?
Ritah ye bouncer yamugobye
Ate Jane mpulira baamusombye

Kati wulira ebbaala, eh eh
Ebbaala
Kiri mu bbaala
Okisanga mu bbaala, sabula
Kati wulira ebbaala
Ebbaala
Ebyana mu bbaala
Laba amaanyi g’ebbaala gwe

Manager, ggyako ettaala
Tuli ba kabi tutya oswala
Dj nkulaba otaawa
Ka sure kaako tega olulala
Ye Don Nasser akasuka bisente
Abeekubye amacupa bonna mubakwate
Bi deemu byange byonna mubileete
Mbisasulemu beer mu kifo ky’ente
Life is a bitch
Do me a wish
You only live once
Nnyumirwa in peace
Life is a bitch
Do me a wish
You only live once
Nnyumirwa in peace

Wulira ebbaala, eh eh
Ebbaala
Kiri mu bbaala
Okisanga mu bbaala, sabula
Kati wulira ebbaala
Ebbaala
Ebyana mu bbaala
Laba amaanyi g’ebbaala gwe

Waiter mbulamu Champagne
Uptown tuli modern
Kiri kitya eyo muli fine?
Tukuba party tonyumya campaign
Your body soft gear
Nandikutteko naye ndimu fear
Shisha kirabika y’ananzigyamu fear
Sikyatemya ontunuza nga teddy bear
Fatie, Zam baasomye
Angel, Aida wamulabye?
Ritah ye bouncer yamugobye
Ate Jane mpulira baamusombye

Wulira ebbaala, eh eh
Ebbaala
Kiri mu bbaala
Okisanga mu bbaala, gwe
Kati wulira ebbaala
Ebbaala
Ebyana mu bbaala
Laba amaanyi g’ebbaala gwe