0:00
3:02
Now playing: Munakyalo

Munakyalo Lyrics by The Baninas


Andre on the beat
Ntambula nkunoonya, baby
Nsiiba nkunoonya
Omusango ogukuliko yo murder
Murderer, eh yeah
Ekibuga kyonna nkitambudde
Nkunoonya naye nga sikulabako
Ewa kojja nkubuuzizza
Ne baŋamba tebakulabako
Ka face ko, ke kankuba
My baby yeggwe yabireeta
Kateeteeyi ko ke wayambala
Ku mbaga omutima waguleka gukubagana
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo
Onambuze ekyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi na bikwatako
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo
Onambuze ekyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi na bikwatako
Enough time, enough time
Nze gye nali nnoonya
You give me enough loving, enough loving
Gye nali ndoota
Experiment yaggwa
Kati tuli mu mukwano gwa ddala
Eby′okukwana abalala nabireka emabega
Nemedde ku gwe
Ka face ko, ke kankuba
My babe yeggwe eyabireeta
Kateeteeyi ko ke wayambala
Ku mbaga omutima waguleka gukubagana
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo
Onambuze ekyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi na bikwatako
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo
Onambuze ekyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi na bikwatako
Oyaka nnyo
I love you so
Njagala kulabako, aah
Oyaka nnyo
I love you so
Njagala kulabako, aah (okay)
Ka face ko, ke kankuba
My babe yeggwe eyabireeta
Kateeteeyi ko ke wayambala
Ku mbaga omutima waguleka gukubagana
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo
Onambuze ekyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi na bikwatako
Njagala gwe munakyalo
Munakyalo
Onambuze ekyalo
Bali nabagoba balina amaalo
Tebamanyi na bikwatako