0:00
3:02
Now playing: Roza

Roza Lyrics by Thug Mir

Aah Ye
Nze nina ekifuba ela bwenkolola nti ng'omanya nina ekimpuba ye gwe
Tonsika ndi mu akatima
otekwa kuba wa simbo tondabye omutima
Ahh
Yono y'omu ye waluli
Bwoloba nti
Okumanya we need twalayira mu bayibuli
ono ye bambi kyemwagalako ayina biddi
Roza tononoza kamutuyanye engoye aleme kuzoza biki bomba
Mpaka mu kibumba
Roza olimu byendowoza
Roza tononoza kamutuyanye engoye aleme kuzoza biki bomba
Mpaka mu kibumba
Roza olimu byendowoza
Wabula tobula
Byoyita ku nkejje zibula okolima
N'enkoko nezikokolima
Totya ku biwonko olima
Eh
Love tulibokya mwana mujimu
Bwoba oli nange gamba hallelujah
Ono nange tuli mu kiti kimu
Mba mukufu kwono sayuuya
Elinnya Roza ng'ekimuli
Akawowo ako kali muli
Roza gwe mumuli
Roza tononoza kamutuyanye engoye aleme kuzoza biki bomba
Mpaka mu kibumba
Roza olimu byendowoza
Roza tononoza kamutuyanye engoye aleme kuzoza biki bomba
Mpaka mu kibumba
Roza olimu byendowoza
Roza my Roza
kamutuyanye mutuyanye
Roza tononoza