0:00
3:02
Now playing: Wantama

Wantama Lyrics by TomDee UG


International

Not that am mentally perturbed
Just economically ndi disturbed
Sirina yadde olw’ataano mu nsawo
Kyokka gw’onsala mu maaso!
Olwo bwe nkusala ensawo?

Ah, eh wantama
Aah ah, n’ono yantama
Eh, n’oli yantama
Tayina kye yankola just yantama
Ah, eh mwantama
Aah ah, nebali bantama
Eeh, n’ono yantama
Tayina kye yankola just yantama

Kirabika naloose nga wanvuma
Oba si bwekiri ng’olinako kye wankola
Kale kituufu toyina kye wankola
Just njagala obeereko nga wantama
Twevume, tumale twekube
Tuyombemu kko tumale twegajambule ah
Leero nakedde ne diagonal ku mutima
Mpulira hungry ennumira wano mu kifuba
Mpulira obusungu bundi muli mu musaayi
Mpulira ekinugu mpulira ng’ayinamu obukyayi, ah
Mpulira obusungu bundi muli mu musaayi
Mpulira ekinugu mpulira ng’ayinamu obukyayi, ah

Ah, eh wantama
Aah ah, n’ono yantama
Eh, n’oli yantama
Tayina kye yankola just yantama
Ah, eh mwantama
Aah ah, nebali bantama
Eeh, n’ono yantama
Tayina kye yankola just yantama

Gwe leeta maama wo n’owange beekube
Omale oleete taata wo n’owange beekube
Olwo nfuneyo obukazi bunnwanire
Nze nga ntudde awo, ng’eno bwekuba
Bwekube, bwekube bwekube bwekube
Nga siseetuka, ah
Siri political nava eyo Mexico
Ndi mupasita, omufaaza, omupotoliko
Era nga this is how we do it in Puerto Rico
Eh, in Puerto Rico ah
Bwegaba magye mpitibwa the Sergeant
Kubanga ragga gwe nkuba atukuza detergent
Bweba nga government
Mpitibwa the President
Kuba kyo ekituufu lyrically intelligent

Ah, eh wantama
Aah ah, n’ono yantama
Eh, n’oli yantama
Tayina kye yankola just yantama
Ah, eh mwantama
Aah ah, nebali bantama
Eeh, n’ono yantama
Tayina kye yankola just yantama

Tebaakugamba soil erosion?
Nti nno bwegerminatinga ereeta pollution
Gw’atamanyi nti abali mu relation
Ever be baleeta eyo overpopulation?
Deejay mpa ka mention
Eno dedication
Kembakubye eno ŋŋenzeeko mu vacation
Not that am mentally perturbed
Just economically ndi disturbed
Sirina yadde olw’ataano mu nsawo
Kyokka gw’onsala mu maaso
Olwo bwe nkusala ensawo?

Ah, mwenna mwantama (mwantama mwenna)
Ah, nebali bantama (bantama)
Eh, abayimbi mwanta… hehehe)

Challenger, eh
Ne TomDee Uganda
Mujja wulira
Mbamaze!