(Intro)
My vow
One day
Mmmh
(Shiddy Beats mr. beats on the beat)
Ng'oyambadde ng'oli nyange
(Verse)
Nakuwadde mutima baby gunyweze
Yenze best friend wo ate oli nenya ki
Ensonga z'omutima mpa nze mabanja
Baby
Ndiwo kusasula matiribona
Yadde nga sirina nina ozifuna
Nja kulwanira hakuna mchezo
Mmmh hakuna mchezo
Nipa kutowa penzi baby lao
Nawangulwa mutima gw'ono baby ka maama
Ne mu munda mutima ogwange muwambe
Mmmh ogwange muwambe
(Pre-Chorus)
Umwoyo uja kweetu pam pam
Oouu pam pam
Okwambala empeta baby kozze
Okwambala empeta baby kozze
(Chorus)
Tusabe Mukama atuwe obulamu (My vow)
N'ebikumenya omutima (My vow)
Luliba lumu olunaku (One day)
Katonda lugaba abikakkanye
Ku nsonga z'embaga zewaŋŋamba (My vow)
Luliba lumu nkulabe (One day)
Ng'oyambadde ng'oli nyange
Mmmh, ng'oyambadde ng'oli nyange
(Verse 2)
Ontudde mu mutima teri awondera (taliyo)
Mu baali balimu yeggwe eyawangula
Walahi neyama kimu kukwagala
Wyze neyama kimu kukwagala
Nakwagala ndi ku xule remember those times
Mpambana nkola to have a nice time
Kati ngiriba city to change my life
Ooouu to change my life
(Pre-Chorus)
Umwoyo uja kweetu pam pam
Oouu pam pam
Okwambala empeta baby kozze
Okwambala empeta baby kozze
(Chorus)
Tusabe Mukama atuwe obulamu (My vow)
N'ebikumenya omutima (My vow)
Luliba lumu olunaku (One day)
Katonda lugaba abikakkanye
Ku nsonga z'embaga zewaŋŋamba (My vow)
Luliba lumu nkulabe (One day)
Ng'oyambadde ng'oli nyange
Mmmh, ng'oyambadde ng'oli nyange
(Bridge)
Nakuwadde mutima baby gunyweze
Yenze best friend wo ate oli nenya ki
Ensonga z'omutima mpa nze mabanja
Baby
Ndiwo kusasula matiribona
Yadde nga sirina nina ozifuna
Nja kulwanira hakuna mchezo
Mmmh hakuna mchezo
(Pre-Chorus)
Umwoyo uja kweetu pam pam
Oouu pam pam
Okwambala empeta baby kozze
Okwambala empeta baby kozze
(Chorus)
Tusabe Mukama atuwe obulamu (My vow)
N'ebikumenya omutima (My vow)
Luliba lumu olunaku (One day)
Katonda lugaba abikakkanye
Ku nsonga z'embaga zewaŋŋamba (My vow)
Luliba lumu nkulabe (One day)
Ng'oyambadde ng'oli nyange
Mmmh, ng'oyambadde ng'oli nyange
(Outro)
My vow, you're my vow
One day
My vow
One day
Mmmh, ng'oyambadde ng'oli nyange