0:00
3:02
Now playing: Namulabako

Namulabako Lyrics by Ugaboys


Ooooh baby
Ondi mu birooto baby
Ooooh baby (Nessim Pan Production)
? (Ah Ugaboys so)

Awo olwatuuka
Nga nsisinkana n'omuwala gwenayagala edda
Kwekwemoola
Nenkwekula engeri gyemwenya
Gyenali natereka edda
Konze nno n'onsanze nina gyeŋŋenda
Sikulimbe job nvugga aka bodda
Nyambissa akasimu ko nfunne akanamba
Nina ka discount ko bwobaako gyodda
Eyange nogituulako ekya sigyoza
Kitumba n'akafananyiko nembajooga
Atte natya ani
Ndaba ndi single
Banatera kunkolamu kalango Gingo
Olomutabiro andazze emikwano n'onulingo
Atte obudde nbukyako ebirooto bya kiginga

Namulabako mu kirooto (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)
Namulaba gw'amwenya bwatyo
Namulabako (Namulabako)
Namulabako mu kirooto (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)
Naye yali mulungi bwatyo (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)

Mufanagana nyo mulinga badge
Atte nga muli babiri temuli bangi
Gwe ne mulongo wo temuli faagi
Atte nga muli bampisa temuli bad
Naaye watya nga yegwe eyandabikira
Nga n'omukwano gwenfasa nkusendera
Kyamukisa mulungi gyolaga nze gyenzira
Bwe gunzita togamba sakubikira

Nkuffa onkubya amameeme
Nkuloota nalulungi tegiba mirembe
Era nkuffa gwe bulwadde bwange
Nyingira mu mutima osule mukisenge

Atte natya ani
Ndaba ndi single
Banatera kunkolamu kalango Gingo
Nali nfunye ekirooto eky'obulimba
Kati ku nalulungi webirooto kwengasimba

Namulabako mu kirooto (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)
Namulaba ge'amwenya bwatyo
Namulabako (Namulabako)
Namulabako mu kirooto (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)
Naye yali mulungi bwatyo (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)

Oooh baby
Ondi mu birooto baby
?

•••