0:00
3:02
Now playing: Abeeyo

Abeeyo Lyrics by Ykee Benda


Tutuno
Ffe abakuno
Tutuno!
Ykee
Wulira endongo bweseka
Snare bwesikondoka
Abana bwebafuluma
Ekikumba bona besunye
Siringi ne tumansira
Byana biwala ne bimansula
Buli omu kwata gwofunye, ebyana tubisigule
Abeyo mwetale (be-yo)
Abeno twetala ('be-no)
Amasanyu gatuyinze
Ndi eno mbibya nekoza
Abeyo mwetale (be-yo)
Abeno twetala
Amasanyu gatuyinze
Tuli eno tunywa twetobya
I'm gonna take you slow
Feel the vibe, or feel the flow
Buli banga oba okola kiiro
We no care where you're coming from
Oh mummy, mummy mummy yo
Pull over come to daddy yo
Akasente twakasonze baby jangu tubajoge
Abeyo mwetale (be-yo)
Abeno twetala ('be-no)
Amasanyu gatuyinze
Ndi eno mbibya nekoza
Abeyo mwetale (be-yo)
Abeno twetala
Amasanyu gatuyinze
Tuli eno tunywa twetobya
Ffe tutegateganya mimiro
Bansomesa kunywa sabimanya
Ebye bikka byombuza, ndi wandigi nze sawula
Abeka n'ebunayira
Aberu n'abadugala
Ebyo ebyamawanga ebyamwe ffe twabita da
Abeyo mwetale (be-yo)
Abeno twetala ('be-no)
Amasanyu gatuyinze
Ndi eno mbibya nekoza
Abeyo mwetale (be-yo)
Abeno twetala
Amasanyu gatuyinze
Tuli eno tunywa twetobya
Wazabanga wetale (be-yo)
Kraizy beat konkona (be-yo)
Mr. Lee gwe yimbamu awo, hmm
Omutujju olinda ki! (be-yo)
Mr. Kakaga ogamba ki (eyo)
Mc Kacheche nakuha ente, oh-oh
Ba DJ you sample this
Make them sing or make them dance
Prime Asimwe nakumissi, oh-oh (Hehehe)
Afrikana
Na boy so Tender
Kraizy Beat yo, Beat yo