0:00
3:02
Now playing: Bombclat 5

Bombclat 5 Lyrics by Ykee Benda ft. Sesa Bat


Ono ssi Love Nigga, Rap Nigga
Bad guys
Sesabat ku microphone ninga nsolo
Gravity ne bannamwe musibeeko ebyammwe
Ykee
Ŋenda bazzaayo e Luweero
Nessim Pan Production

Sesabat
Yo, Sesabat on the beat
Eno ssi photoshop nninye ku kituuti
Oli ku Ground Floor nze ndi ku flat
Lugaflow ndi landlord gwe oli tenant
Okundaba, wetaaga ticket ssi OTT
Bwe nkwata akazindaalo bagamba, ndi rapist
Mbatissa amannyo naye siri, dentist
I kill every beat nigga
Siri racist aah!

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Ba mulyabuto bomboclat
Every lazy citizen bomboclat
Lazy politician bomboclat
Nammwe abatasasula bomboclat

Sesabat
Bomboclat buli chic asaba transport
Oli graduate naye tolina transcript
Oli mubi mulungi ku snapchat
Weeyita Boss Lady nga tolina za mugaati
She’s cute naye akabina flat! (wangi?)
Naye ye wange mwagala omu bwati
Am not a player no more nafuuka coach
Abakazi mbalonda nga menu ku lunch
Ssemyekozo nina ssente ku buli branch
Buli lwe ngyasimula ewange bansalira cake
Rap is a hobby mwe muli mu retake
Mbatuuyanyizza mwenna ng’abali mu kadanke
Anti, ebigambo nina bingi nga kaweke
Am so sick naye setaaga mpeke, ndi okay
Mpa ente nkuwe tteke
Mpa Zari nkuwe peck
Mu kano akazannyo ndi munene nga Full Figure
Comedian, ng’ate mulungi mu bya ssenga
Singa nali president nandikoze etteeka
Abasajja abakodo e Luzira nga gye mbateeka
Oyagala ebirungi naye tolina zigula Tusker
Weefudde stalker
Weesiba ku balungi ssebo weefudde sticker (bombo)
Tikka mpola nga tonansasula nkubanja
Njagala ezange by Monday, oba nkulaawa
Bombo Nalwoga, weebale kunkyawa

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm (agambye atya?)
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Abasabiriza
Bomboclat
Mutukola bubi
Bomboclat
Ba pastor abafere
Bomboclat
Mukiyiye nnyo
Bomboclat

Sesabat
Yeah, am taking over Rap Nigga ninga dictator
Ne bu sexy bugamba mbuwoomera nga nectar
Ndi perfect ku mic, ninga protractor
Ssiva wano agawalaayi, ne bw’oleeta tractor
Ndi mubi nga Kitatta
Sikaka obwongo buneesera nga percolator
Nze filter, lyrics mbaweere mu litre
Word per metre
Ndi munene nga lips za Ritah
Gwe ofuluuuta
Chapiri, ssigwaayo ninga Round About ku bbiri
Kanneemu kannabbiri
So gwe tuba babiri
Eno wafumbye boil
Ntaddemu ebinzaali
Siggwaayo mwana ng’olujegere mu ggaali
Ba fan beyongera nga bbeeyi ya sukaali
Am lyrically mature gwe okyali mu kindergarten
Buli lwe ninnya ku block, batunula angazi
Mbasibye faamu nga Abdu Mulaasi
Sitya loss obuugi mbunywera mu giraasi
Big up buli hustler, pasita n’omulaasi
Ayimba faasi faasi naawe asoma, ka course
Bomboclat buli asaba balance mu takisi

Ykee Benda
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm (agambye atya?)
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Abasabiriza
Bomboclat
Mutukola bubi
Bomboclat
Ba pastor abafere
Bomboclat
Mukiyiye nnyo
Bomboclat