0:00
3:02
Now playing: Bombclat 7

Bombclat 7 Lyrics by Ykee Benda ft. Felista


Bad guys
Felista azze nga commando
Ykee
Inna dis one, tubasomere
Nessim Pan Production

Felista
Felista di superstar
Ba rapper nze nvuga bali ba conductor
Felista mmanyi toleeta instructor
Saagala mmanya kabeere inspector
Yeah, true dat
Kubanga ne muzibe can see that
If you know people dem who do dat dirt?
Akagambo kamu, tell dem dat!

Ykee
Bomboclat to the bad mind there (bomboclat)
Bomboclat hmmm (tell dem)
Bomboclat to the bad mind there (aya baasi)
Bomboclat, bomboclat
Ba mulyabuto bomboclat
Every lazy citizen bomboclat
Lazy politician bomboclat
Nammwe abatasasula bomboclat

Felista
Okay, listen
Sigenda kwewombeeka nga ba nun
Gw’eyeeyisa obubi ssebo nnyabo gwe ani?
N’okwata akaana akato gwe kirimaanyi?
Wakulira wa wava wa kabira gani? Nonsense!
To all the bad my step mothers
You make us hate our fathers
Why torture our sisters and brothers?
Omulanga ki ye ki ky’oyagala akuwe?
Ka bambi otulugunya ka baabuwe
Ba maama bwe batyo gye mwekwese mmwe!
Mukomererwe
To the bad mind people
Tubatuuze mu lukiiko
Bwe gubasinga kibooko
Tubakonkone emitwe egyo (muwulidde?)
Kankikwase maanyi nkiteeke ne ku Agenda
Yanguwa tukwasaganye gwe ssebo nnyabo agenda
Bantu bangi ab’ettima nga boolekedde gye ŋenda!
Allah nkwesiga Mukama yamba my defender
Felista the heavenly messenger
Kano nkakonkonye ne Ykee, Benda!

Ykee
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Abasabiriza
Bomboclat
Mutukola bubi
Bomboclat
Ba pastor abafere
Bomboclat
Mukiyiye nnyo
Bomboclat

Felista
Okay, tubasomere
Ykee Benda walaayi
Nze bano abayaaye bantama alaali
Tusabe Mukama abakube bbalaayi
Ayi Mukama yegwe Generaali
Bagudule basindike mu nnaali (bookye)
Bafa bugagga olwo ne batusaddaaka
Abaana abato ki mutusaddaaka?
Kyokka nga n’olumu babeera ba ŋanda
Kyokka nga n’amateeka tegayamba
Asaddaase oluusi gwe bayamba
Tunoonya bwenkanya ffe kye tugamba
Yeah, yes
You hate me I put you under arrest
You wanna know me go and do the quest
Boss kid, better than the rest
Untouchable, me ah the best
You wanna face me?
Be my guest
Am good am better am best
To the east to the center to the west
Mukyuse ku mpisa naye tuswala
Simanyi abamu mukolera musaala?
Omusajja ow’olugambo ng’abakyala
Nabo tunyiigamu ne tubagamba nti

Ykee
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat hmmm
Bomboclat to the bad mind there
Bomboclat, bomboclat
Abasabiriza
Bomboclat
Mutukola bubi
Bomboclat
Ba pastor abafere
Bomboclat
Mukiyiye nnyo
Bomboclat