0:00
3:02
Now playing: Kyaani

Kyaani Lyrics by Ykee Benda


Eno Uganda Olemwa
Mpaka Bosssss
Eno Uganda muttayi olemwa – woo woooyi..
Gundi akuvuma omumwa
Kumbe mu ggwe mwasimbye omumwa
Ykee Benda

Chemical Beats

Buli muntu bilungi byabeera asubira okusooka
Ku lunaku lwa kazooba
Nkulengera munywanyi gwe ndaba yesimisa Anog’empya, basajja bazinyaga wa oba
Okufuna kwo musajja kupimwa kilooto kyeyaloota ko n’amakubo geyakwata abamu
Abakujooga baavuga mamotoka gebooza tekitegeeza balaata
Kikulaga akavimbo kanyuma
Gundi kya kusingako tewevuma- ye baaba
Okumanya Akavimbo kanyuma nze ndabye ne kub’oluganda beeluma

Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nti bye nyononyeewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kkoye nti baana beeka easy sorry sorry
Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nti bye nyononyeewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kko ab’obuyinza wayiga nnyo endondi siza bbule

Omanyi these days obusungu bukosa nsawo
Olwo nno okunyula entalo
Olwo nga ki ekikulwanya odduke oleke omuddaala gw’owino
Gwatali mujjaasi wa Tito
Olwokuba oli nantagambwaako Nantakonwaako, Nantavumwaako

Ogwa mu mikisa ja banno

Nantayitwaako Oli munyazi Natawebwaako

Omanyi Ebintu bya kavimbo binyuma
Naye era osaana n’obala jebikoma -Sseruganda
Ebintu by’okulaga amaanyi binyuma
Konze kantume Chemical Akube Engoma -Kanyaga

Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nti byenyononyewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kkoye nti baana beeka easy sorry sorry
Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nti byenyononyewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kko ab’obuyinza wayiga nnyo endondi siza bbule

Mpulira abagamba omugagga si muntu but even the Rich cry- it’s okayyy
Obulamu bwo bukyusa n’otajooga bantu they think you a bit shy -it’s okayyy
Hmm Eno Uganda Olemwa ,Eno Uganda muttayi olemwa -ooh ohh
Gundi akuvuma omumwa kumbe mu ggwe mwasimbye omumwa Oooh

Kyaani Kyaani kyaani kyaa
ki bossile
Kkoye nti byenyononyewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kkoye nti baana beeka easy sorry sorry
Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nti byenyononyewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kko ab’obuyinza wayiga nyo endodi siza bbule