0:00
3:02
Now playing: Mama Wange

Mama Wange Lyrics by Ykee Benda


There's nothing as powerful
As a mother's prayer
Weebale nnyo maama wange
Nkwagala nnyo
Ykee Benda
Ne maama wange eeh
Ykee Benda
Maama wange eeh
Maama, maama wange
Maama
Maama, maama wange
Essaala ekola (essala eyo)
Ennaku ekoma, maama
Essaala ekola (oh essala eyo)
Nti nange nfuna, maama
Yeah yeah yeah
Maama, watya nnyo nga nyingidde ebidongo
Maama, wakaaba n'onsabira nve ku bidongo
Bwe nagaana, tewakoowa wawanika mikono
N'omusaba, ankuume
N'omusaba, angabirire
N'omusaba, annanze amawanga gammanye
Maama njagala nkuwe obujulizi
Essaala eyo, maama tekikyali kifaananyi
Ekirooto ekyo, kati maama laba maama
Nkwata dollar nange
Maama laba maama
Bayimba linnya lyange
Maama my maama
Nkuwe kaki maama!
Maama, maama wange
Maama
Maama, maama wange
Essaala ekola (essala eyo)
Ennaku ekoma, maama
Essaala ekola (oh essala eyo)
Nti nange nfuna, maama
Yeah yeah yeah
Maama munnange nsanze abakinjaaji
Gye ntambulira eyo
Maama munnange ndabye amaanyi, g'essaala yo eyo
Maama munnange, sigala ku maviivi go
Gwe buli lw'ofukamira, eno nensituka maama
Abalabe bye bategeka, bingi bye simanya
Oyo Mungu n'akuwulira
Nange bwentyo ne nsimattuka yeah
Nsaba onsonyiwe
Nsaba onsonyiwe nze sakkirizanga
Bye wasabanga
Ne mu bayibuli bye watusomeranga
Nsaba onsonyiwe, sonyiwa
I was a kid my maama
Naye kati ndaba
Awatali ssaala nze mbula, maama
Era kati ndaba
Awatali ssaala nze yala, zinzita
Maama, maama wange
Maama
Maama, maama wange
Essaala ekola (essala eyo)
Ennaku ekoma, maama
Essaala ekola (oh essala eyo)
Nti nange nfuna, maama
Yeah yeah yeah
Nsaba onsonyiwe
Nsaba onsonyiwe nze sakkirizanga
Bye wasabanga
Ne mu Bayibuli bye watusomeranga
Nsaba onsonyiwe, sonyiwa
I was a kid my maama
Naye kati ndaba
Awatali ssaala nze mbula, maama
Era kati ndaba
Awatali ssaala nze yala, zinzita
Maama njagala nkuwe obujulizi
Essaala eyo, maama tekikyali kifaananyi
Ekirooto ekyo, kati maama laba maama
Nkwata dollar nange
Maama laba maama
Bayimba linnya lyange
Maama my maama
Nkuwe kaki maama?
Maama, maama wange
Maama
Maama, maama wange
Essaala ekola (oh essala eyo)
Ennaku ekoma, maama
Essaala ekola (oh essala eyo)
Nti nange nfuna, maama
Yeah yeah yeah
My maama maama
Weebale maama wange maama eh eh eh
I love you maama