0:00
3:02
Now playing: Nsokayo

Nsokayo Lyrics by Zanie Brown


Ndi mumaso go mukama,
Nzize kwebaza sebbo, entalo zonwanide ne gyozigye ssebo nsimye
Eno level kwotusiza abantu bangi bakyewunya
Naye kati nsaba onyimuse oteke ate kwesinga kweno
Wano wendi ndude wo nyo,
Ebisinga biri mitala eri nsaba
Onyimuse ontuse abalala gye balota-obulosi
Okutuka wano lwali lutalo kati egenda kuba ssematalo
Kuba buli level we yeyongela nga ne bilwanisa bye yongela
Katonda owa′manyi owekitibwa nsaba
Mulugendo lwange luno nsaba kimu nsokayo
Buli ekinumba,
Buli ekinteega bwe kinakulaba nga kiduka nsaba kimu nsoka yo
Nsaba kimu nsokaa, nyamba, nsokayo, nsaba kimu nsoka yo
Gwe subi lyange eyo gyenda ba bendela yange mukama yamba
Nga mpita mu biwonko,
Nga mpita mu bisaalu, mu magwa amangi mponya obulumi bwona
Ekilo mu matumbi mu nzika enyingi
Lungamya ebigere byange, omulisize onkume
Katonda wa'manyi (ye) owe′kitibwa(ye) nsaba mulugendo lwange
Lunonsaba kimu nsokayo buli ekinumba,
Buli ekintega, bwe kinakulaba ng kidduka nssaba kimu nsoka yo
Nsaba kimu nsoka, nyamba nsokayo, nsaba kimu nsokayo
Luno olugendo lulemye abantu bangi, abalina amanyi osinga nze,
Balwanye ne bakola buli kyona naye ate ne biganaa,
Kati baseka nze bwengambye nti ngenda kola bye balemwa ela amagezi ge
Bampade mbu bite seekoyo,
Batufu silina manyi ndi kanafunyo nga bo bwe
Balaba naye mukama nga olinanga kazibe nsozi zivunama
Katonda owa'manyi, owe'kitibwa nsaba mulugendo lwange luno,
Nsaba kimu nsokayo, buli ekinumba,
Buli ekinteega, bwe kinakulaba nga kiduka nsaba kimu nsokayo
Nsaba kimu nsokaa, nyamba nsokayo
Nsaba kimu nsokayo