0:00
3:02
Now playing: Ntya

Ntya Lyrics by Zex Bilangilangi ft. Winnie Nwagi


Nakulaba ku kyesuubo (pyu)
Neerabira balance
Fire Baby
Obulungi bwo bw’ampunza (pyu, pyu)
Gwe wawona sinus
Nessim Pan Production

Waloba ng’embuzi ku loole
Nali nnyambadde kinu uuh (seriously)
I wanna take it slowly
Can I talk to you boo?

My babe, bulungi bwo kaalaala
Busaanamu insurance
Ekiwato kyo bwe kyenyoola
Nze ndaba beeringi
Oyogera ng’ayimba
Your body magnificent (baby talk to me nice)
Amannyo nga meeru nnyo
Okozesa tooth paste ki?

Bweziba ssente
Oyagala nsindike ntya?
Oyagala nkimale ntya?
Bweba mmotoka
Oyagala efaanana etya?
Oyagala ngivuge ntya?
Hmmm bweziba ssente
Njagala osindike mpya
Ye ogenda kimala otya?
Bweba mmotoka
Njagala Range Rover
Ate nga ngivuga nkya

Nalaba history ku Insta ne Snapchat
Nga bandaga baby gwe oli ku ba top chat (shaa!)
Nafuna reason enkubisa ka screenshot
Kuba wali okubye ziri zi flat stretch pants, (eh eh!)
Eh eh, my phone had to restart
Kuba obulungi bwo nze bwankuba straight punch
Enkondo zo, naziraba ku Tik Tok
Red top ng’oyambadde ne miniskirt (uuuh)

My babe, bulungi bwo kaalaala
Busaanamu insurance
Ekiwato kyo bwe kyenyoola
Nze ndaba beeringi
Oyogera ng’ayimba
Your body magnificent (baby talk to me nice)
Amannyo nga meeru nnyo
Okozesa tooth paste ki?

Bweziba ssente
Oyagala nsindike ntya?
Oyagala nkimale ntya?
Bweba mmotoka
Oyagala efaanana etya?
Oyagala ngivuge ntya?
Hmmm bweziba ssente
Njagala osindike mpya
Ye ogenda kimala otya?
Bweba mmotoka
Njagala Range Rover
Ate nga ngivuga nkya

My body, my body good
You love, the way I’mma move
I wish you, I wish you could
Eh nyamy, eh nyamy me
Baby eyo gye mpitira gye mpitira
Bangi banneepikira beepikira
Mukwano abo babbulusa beesudiya
Kubanga nayitirira, nayitirira (seriously)
Waloba ng’embuzi ku loole
Nali nnyambadde kinu uuh
I wanna take it slowly
Can I talk to you?

My babe, bulungi bwo kaalaala
Busaanamu insurance
Ekiwato kyo bwe kyenyoola
Nze ndaba beeringi
Oyogera ng’ayimba
Your body magnificent (baby talk to me nice)
Amannyo nga meeru nnyo
Okozesa tooth paste ki?

Bweziba ssente
Oyagala nsindike ntya?
Oyagala nkimale ntya?
Bweba mmotoka
Oyagala efaanana etya?
Oyagala ngivuge ntya?
Hmmm bweziba ssente
Njagala osindike mpya
Ye ogenda kimala otya?
Bweba mmotoka
Njagala Range Rover
Ate nga ngivuga nkya

Your body, your body good
My lover, the way you move move
I wish you, I wish you could
Ah nyamy, Ah nyam you you you