Onjagaliza bubbi (Fire burn ya)
Lwaki onjagaliza bubbi (Bad man da traitor)
Lwaki onjagaliza bibbi (Bafana)
Onjagaliza bubbi, Eddie Dee
Onjagaliza bubbi, Eddie Dee, Woowe, kubba
Lwaki onsabira, onsabira
Bwonsabira, bwonsabira
Onsabira saala mbi
Mpanga opangulula
Ntega otegulula
Ntimba otimbulula
Byentukuza obidugaza, lwaki
Guno omukisa gwenina sigwa jajja wo
Lwaki olwana olwana okulaba nga nvaawo
Oh yawo yawo yawo, nze ndeka
Oh yawo yawo yawo
Boom, guno omukisa gwenina sigwa jajja wo
Wadde onwanyisa okulaba nga nze nvaawo
Oh yawo yawo yawo, nze ndeka
Oh yawo yawo yawo
Onemedeko ebanga
Kanku sabulemu osaaga
Gwe kisajja gwe
Amattu ogajjemu pamba
Ndi wulira bwatava mu kasooli
Akkakkana akaaba
Mmh, Njagala nkumalireko obusungu
Bwa guno omwaka, ah
I am big you son of a bitch
I am rich and I will never be a witch
Mmmh dema dis me
Nana dem can beat me
I know dem fight me
But you'll never win me, temusobola
Njagala okimanye
Gwe ne baganda bo
Nwebwokunganya ekika mbasabula kyaalo
Nze ndi waddala
Genda obuzze kulubaale wo
Buuza ku bachali bo, boss wo ne mukazi wo
Guno omukisa gwenina sigwa jajja wo
Lwaki olwana olwana okulaba nga nvaawo
Oh yawo yawo yawo, nze ndeka
Oh yawo yawo yawo
Boom, guno omukisa gwenina sigwa jajja wo
Wadde onwanyisa okulaba nga nze nvaawo
Oh yawo yawo yawo, nze ndeka
Oh yawo yawo yawo
Tetufananya size
Oli musiru ndi wise
Nze bossi gwe oli mupakasi bambi
Sente yaabendi oli ku musajja lwaazi, wulira
Wezuule ove ku talented man
You hear me, njagala okimanye
Fala njagala okimanye
Obudde bwenkuwadde
Njagala n'abazukulu bakimanye
Njagala okimanye
Fala njagala okimanye
Obudde bwenkuwadde
Njagala ensi yonna bakimanye
Tonjagala sikwagala wantamye
Nebwokubira paapa esimu nakumaze
Emindi gyewafuuye kuluno wakunamye
Omutima gwo mubbi gwoliko oguyiye
Guno omukisa gwenina sigwa jajja wo
Lwaki olwana olwana okulaba nga nvaawo
Oh yawo yawo yawo, nze ndeka
Oh yawo yawo yawo
Boom, guno omukisa gwenina sigwa jajja wo
Wadde onwanyisa okulaba nga nze nvaawo
Oh yawo yawo yawo, nze ndeka
Oh yawo yawo yawo
•••
Eno mbi
Jijeyo