0:00
3:02
Now playing: Personal

Personal Lyrics by Zulitums


Bampita Zuli Tums
A one, a two

Ooh babe
Babe wange babe
Oly’otya babe?
Nze akubuuzaako babe, eh
Mbadde ninayo gye ŋŋenda
Kko nze ka neekube
Nzijukira tulinayo ebitanaggwa
Mukwano jja wano ndabe
Kale mwana olina engeri gy’omyansa
Abampi oleka bawanvuye
Emikono ebiri egyange gye nkwasa
Oli muka tomanyi magye, eh
Omala bumazi
Oyengedde nze nnoga kinazi
Please don’t go and tell no body
Gwa kukeesa kulaga bubadi

Kuba kino kiri personal
Nkwagala ebiri personal (kwata awo)
Kiri personal oh personal person wange, eh
Kiri personal nkwagala ebiri personal (kwata awo)
Kiri personal oh personal person wange, yeah

Loving you is ah personal
Akugambako baby ekyo personal
I’ll never table you additional
Give you love so unconditional
N’abakufaanana batono
Ky’ova olaba ku ggwe ndi mukodo
Newankubadde nina ccolo
Leero njagala tusale ebisolo
Kale mwana olina engeri gy’omyansa
Abampi oleka bawanvuye
Emikono ebiri egyange gye nkwasa
Oli muka tomanyi magye, eh
Omala bumazi
Oyengedde nze nnoga kinazi
Please don’t go and tell no body
Gwa kukeesa kulaga bubadi

Kuba kino kiri personal
Nkwagala ebiri personal (kwata awo)
Kiri personal oh personal person wange, eh
Kiri personal nkwagala ebiri personal (kwata awo)
Kiri personal oh personal person wange, yeah

Oooh babe
Babe wange babe
Oly’otya babe?
Nze akubuuzaako babe, eh
Mbadde ninayo gye ŋŋenda
Kko nze ka neekube
Nzijukira tulinayo ebitanaggwa
Mukwano jja wano ndabe

Kiri personal
Nkwagala ebiri personal (kwata awo)
Kiri personal oh personal person wange, eh
Kiri personal nkwagala ebiri personal (kwata awo)
Kiri personal oh personal person wange, yeah

Omala bumazi
Oyengedde nze nnoga kinazi
Please don’t go and tell no body
Gwa kukeesa kulaga bubadi
Omala bumazi
Oyengedde nze nnoga kinazi
Please don’t go and tell no body
Gwa kukeesa kulaga bubadi