Natera Lyrics by Ava Peace


Yeah, TNS
Ava

Mu birungo by'emmere oli bunzali
Ggwe awomesa sauce
Kigambo ekisufu mu Quran
Kati nkola by'oyagala ndi ku remote
Ne bwe bankuba olwali
Nsekawo olusi mpuuna buwuuni yee!

Nkulaba nga ndabirwamu
Buli lwe nkulaba nelabamu ggwe ndabirwamu
Wannunga n'ommalayo

Kankukumire nga munda
Vva mu mpewo j'ofune ebugumu eno munda
Ssa akalimi ku kyenda
Vuga speed twejjewo teri atubanja, mmh

Kwatako kwatako kwatako body yona yiyo
Sembera onkole ka massage nyumirwa engalo zo

Haa, natera
Natera okugwa eddalu nga nanti nkunyumirwa
Aaah
Sembera
Sembera onkole bi massage kubanga binyumira
Aaah

Kankukumire nga munda
Vva mu mpewo j'ofune ebugumu eno munda
Ssa akalimi ku kyenda
Vuga speed twejjewo teri atubanja, mmh

Nkulaba nga ndabirwamu
Buli lwe nkulaba nelabamu ggwe ndabirwamu
Wannunga n'ommalayo

Mu birungo by'emmere oli bunzali
Ggwe awomesa sauce
Kigambo ekisufu mu Quran

Natera
Natera okugwa eddalu nga nanti nkunyumirwa
Aaah
Sembera
Sembera onkole bi massage kubanga binyumira
Aaah

Kankukumire nga munda
Vva mu mpewo j'ofune ebugumu eno munda
Ssa akalimi ku kyenda
Vuga speed twejjewo teri atubanja, mmh


About the song "Natera"

"Natera" is the second track from Ava Peace's "London" EP. It was released on October 20, 2024 through TNS.