(Intro)
Bali byabwe nze ndi bibyo
Ndi bibyo ndi bibyo
(Green Daddy)
GZ on the beat
Chii chii
Ooouu oouu
(Verse 1)
Tekaba kamiro oba nga
Wotawa nkuliyo ebanja
Nga oba obanja
Mu bingi bye nalootanga
Nze lwe ndi kusisinkana
Nsasule ebanja
You drive me crazy
Te amo te amo
Nze eno gundeeze
Te quiero
(Pre-Chorus)
Bw'atebeera ggwe aba ani
Aliba ani
Wanyokeza akabaani, kabaani
Wanzija ku luwanyi, luwanyi
Wanjokesa ebisaanyi, bisanyi
(Chorus)
Bali bali byabwe nze ndi bibyo
Ndi bibyo ndi bibyo
Nafuna ggwe
Ggwe yamponya embirigo
Mbirigo, baby
Bali bali byabwe nze ndi bibyo
Ndi bibyo ndi bibyo
Nafuna ggwe
Ggwe yamponya embirigo
Mbirigo, baby
(Verse 2)
Kabarega
Nipe orukundo olunjiire wanje
My lullaby
Omubiri munda ogusensera, eeh
You're my queen
Am your Green Daddy
Mu mubiri gwange ggwe mw'osula
I wanna be by your side
Ffe twelage omukwano bebanamanya
When am in love
Ebirala bireke emergency
My angel love
(Bridge)
Ndi mu bwengula
Nzenna wammeza n'amampati
Ondi ku medulla
(Pre-Chorus)
Bw'atebeera ggwe aba ani
Aliba ani
Wanyokeza akabaani, kabaani
Wanzija ku luwanyi, luwanyi
Wanjokesa ebisaanyi, bisanyi
(Chorus)
Bali bali byabwe nze ndi bibyo
Ndi bibyo ndi bibyo
Nafuna ggwe
Ggwe yamponya embirigo
Mbirigo, baby
Bali bali byabwe nze ndi bibyo
Ndi bibyo ndi bibyo
Nafuna ggwe
Ggwe yamponya embirigo
Mbirigo, baby (Herbert Skills pon dis one)
(Bridge)
You drive me crazy
Te amo te amo
Nze eno gundeeze
Te quiero
(Pre-Chorus)
Bw'atebeera ggwe aba ani
Aliba ani
Wanyokeza akabaani, kabaani
Wanzija ku luwanyi, luwanyi
Wanjokesa ebisaanyi, bisanyi
(Chorus)
Bali bali byabwe nze ndi bibyo
Ndi bibyo ndi bibyo
Nafuna ggwe
Ggwe yamponya embirigo
Mbirigo, baby
Bali bali byabwe nze ndi bibyo
Ndi bibyo ndi bibyo
Nafuna ggwe
Ggwe yamponya embirigo
Mbirigo, baby (Herbert Skills pon dis one)
"Ndi Bibyo" is a song written and performed by Green Daddy (real name Kikabi Kibalama Vincent). It was produced by GZ Beats, and released on October 13, 2024 through Green Gang.