Yeggwe kayimba kange favourite Oli mukwano gwange corporate Obulimba bubi osinga chocolate Ne maama wange Margret Wembigata akusinga y’ani Mukama Ebizibu by’omenya kale Abazigu obakankanya Topowa ye akusinga y’ani Katukuyimbire Abba father oli higher Abba osinga ne ba maama Obasinga Abba Oli muntu w’amanyi
(Chorus)
Nyimbira oyo Abba ye champion Eeeh mukama neesiga Oyo kabaka atanjuwa nga Era bwe nsaba mba mukiriza Abba adamu esaala Eeeh Mukama nyimbira oyo Abba Abba Alaba ne mu nzikiza
(Verse 2)
Ebibye bya sure deal Abba amalirawo ebizibu byaffe Muyitta mwana wa bandi Anti ekitiibwa kye ssi kya buntu Abba father oli higher Abba osinga ne ba lordi Obasinga taata Okiri ne ba don
(Chorus)
Nyimbira oyo Abba ye champion Eeeh mukama neesiga Oyo kabaka atanjuwa nga Era bwe nsaba mba mukiriza Abba adamu esaala Eeeh Mukama nyimbira oyo Abba Abba Alaba ne mu nzikiza
(Chorus)
Nyimbira oyo Abba ye champion Eeeh mukama neesiga Oyo kabaka atanjuwa nga Era bwe nsaba mba mukiriza Abba adamu esaala Eeeh Mukama nyimbira oyo Abba Abba Alaba ne mu nzikiza
(Bridge)
Tumuwe ffena ekitiibwa Abba oli wa buyinza Etaala mu kubo lyange Abba ggwe sanyu lyange Abba bwe bulamu bwange Abba emmere yange Abba father oli higher Abba osinga ne ba maama Obasinga Abba Oli muntu w’amanyi