[Ruz] Oli kawoowo onkolera Ondi kubwongo ommeketa Nkulowooza nyo simanyi oba jooli ondowooza ko my love Onsuuliride nyo wabula Ebimuli byatandise okalira Nkusaba okyaame owalira Omutima ogulumya nyo ntagala Abantu batandise olokopya Mbu osanga watandise okebelwa Obuvubuka bweeyo obweeyo nga wansude eno
[CHORUS: Ruz] Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely Njagala Love Story Njagala Love Story Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely Njagala Love Story Njagala Love Story
Baby I say I go fight for your love Your my queen am your king that's enough And then your awesome and sweet your nah duff Baby i wanna kiss you for life
[Martya Mukisa] Wansuula mumukwaano natamiila Byowuulira era mbiwulira eno Ebiwooma bifuuse muluuza njoyakimu kukulaba mukwano Ebyo byowuulira bakgamba to destroy our Love Abebigambo tobekweeka tebakusuuza kayanzi ko Sikukomelera kuba toli Yesu Tokaaba omutima ogusumulura leesu Ndaba gukaaba gutulukuka buswaavu Oba ngubikeko ekiwero Kya amalaavu
[CHORUS: Martha] Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely Njagala Love Story Njagala Love Story Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely Njagala Love Story Njagala Love Story
[Ruz] Baby I say I go fight for your love Your my queen am your king that's enough And then your awesome and sweet your nah duff Baby i wanna kiss you for life
[Martha] Nsubwa amaaso go gewali ontunuuliza nga tukute emizindaalo oh oh Bu dance ne bu jokes byetwaali tukola Kati byafuuka byafaayo [Ruz] Yeah, Gwe eyanjagala nga tofude ku colour Eyampaana nga bali bampita fala That's why ompolomya nga oli off my sights Kunkuba yomutima gwange gwe alina rights Yeah, en baby what's a matter of a fact Ninze Akwendha nga Andre nkutwaala mu Church Hehe nakoowa action packed X-Men tudiveeku tubone Emerson Heights
[CHORUS] Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely Njagala Love story Njagala Love Story Nakoowa Ebikomando, Nakoowa Bakomando Njagala Love Story Nsubwa amaaso go gewali ontunuuliza nga tukute emizindaalo oh oh Bu dance ne bu jokes byetwaali tukola Kati byafuuka byafaayo