Omutima gwange gunonya
mukama njagala nkumanye
ebyensi eno bitama
byona bigwawo
naye njagala nkukwateeko
nkunwyeze gwe atagwawoo
ndyokee nkutegele nobuyinza obwokuzukila kwo
njagala nkumanye nkutegele gwe mukama
omutima gwange gunonya mukama njagala nkumanye
nga empeewo mudungu bwe nonya amazzi ago kunywa
omutima gwange gunoonya mukama njagala nkumanye
njagala nkumanye
nze njagala mukama
nkuteegele gwe mukama
oooh nkutegele
omutima gwange gunoonya [gukunoonya ]
mukama njagala nkumanye
nga empeewo mudungu
bwenoonya amazzi agokunywa
omutima gwange gunonya
mukama njagala nkumanye
wadde nga ndimunsi eno mukama gwe mwesigwa
ndaaga okubeerawo kwo waamu namanyi goo
ndyoke nywere e ela nkuwereze gwe atagwawoo
nywelele kugwe mukamawange omwesigwa
njagala nkutegere gwe mukama
omutima gwange gunoonya mukama njagala nkumanye
Mukama kwe kaaba kumutima gwange
Ememe yangeeyayana okumanya
Munsi eno embii
Kubanga ebyensi bini biyita ela bigwawoo
nayenga byona bimaze okugwawo
Njagala nsigazze gwe atagwawoo
ooooooohoooo
Mukama labayo noonya
Neeraga ko mukwano gwange
Mubinji nze byenkola
Mpulira nkwetaaga
ompe ekigambo kyo
mukama nentisa yo
olunaku lwo bwelulikya
chorus till fades