500 Shillings Lyrics by Gloria Bugie


The way you love me baby baby
The way you call me shakala lover
The way you love me baby baby
The way you call me shakala lover

500 hundred shilling ah mi make a order (make a order)
Mi body want to see you baby just take a boda (aah ah, eh yeah)
Baŋŋamba oyagala eighteen and over
Kati sikyayonka njagala kunywa mugonda

Maliriza mukwano by'otandise
Kikukakatako kumanye bwensuze
Bwesifuna mukwano kaneetuge
Neetuge nze nffe
Ate olabika toli mutambuze
Guno omukwano guntwala munjune
I've never recieved this kind of love (aaah)

Ninga ka motoka
Bwesifuna service mbutuka omutima
Love yo eri regular
?

Yegwe weeka andajjanya (oooh baby)
Wabula yegwe weeka gwe nediza
Yegwe weeka andajjanya (oooh baby)
Wabula yegwe weeka gwe nediza

Nafuuka musibe ku mpagi (ku mpagi, yeah)
Nze nagaana
Okuva okumpi ne daddy, ne daddy

The way you love me baby baby
The way you call me shakala lover
The way you love me baby baby
The way you call me shakala lover

Tondabisa tondabisa
Njagala mukwano bya nzikiza
Guno omukwano gwompa gumbukusa
Njagala mukwano bya nzikiza

Nkulina nkulina
Oyagala nze nzeeka nz'akubira
? onkolera (ddala)
Ojje tukole biri ?

Yegwe weeka andajjanya (oooh baby)
Wabula yegwe weeka gwe nediza
Yegwe weeka andajjanya (oooh baby)
Wabula yegwe weeka gwe nediza

Gwe weeka andajjanya (oooh baby)
Wabula yegwe weeka gwe nediza
Yegwe weeka andajjanya (oooh baby)
Wabula yegwe weeka gwe nediza