Kawonawo Lyrics by Grace Nakimera


Hehehe
Mwana
Aahh
Okay
Hallo
Mpita mu baduuyi aah aahh
Bali buli luuyi ahh
Mpita mu bateesi nga bali mu bikoosi
Nentobatoba naye nga banzinze
Nkanya kuyiiya aah aahh
Nkanya kukeera ahh
Enkuba yankuba nze
N’omusana ogwo
Zikusooka gwe nezitakuswama
Ababi (bantabukira nebangobaganya)
Beebamu (bennalabula nebampakanya)
Ababi (bantabukira nebampalabanya)
(Kati ssikyelumya nabakakkanya aah)
Aahh (Eeh)
Aahh (Eeh)
Aahh (Eeh)
Nze ndi kawonawo oh
Ndi kawonawo (bambi tobalabula)
Oli kawonawo oh oh
Oli kawonawo (nawe tobalabula)
Ffubirira totya nyweza
Ffubirira tebakusuuza
Ffubirira totya nyweza
Ffubirira tebakusuuza
Nakyuusa style ssikyaatya
Kati abannumba bebantya
Mbatwala misinde
Tewali kusaaga
Ebiduduma nze tebikyantiisa
Kati abandaba be balojja
Afuukuula nejibatujja
Nawe ali eyo
Sawa ya kunyiiga
Tosemba nakyo gwe tebakusuuza
Ababi (wadde bafubye nebaggobaganya)
Beebamu (balemeddeko nebakuwakanya)
Ababi (tobatya newebakuwalabanya)
(Luliba lumu olwo nobakakkanya aah)
Nze ndi kawonawo oh
Ndi kawonawo (bambi tobalabula)
Oli kawonawo oh oh
Oli kawonawo (nawe tobalabula)
Ffubirira totya nyweza
Ffubirira tebakusuuza
Ffubirira totya nyweza
Ffubirira tebakusuuza
Kati kankuwe kankuwe akawoowo
Wasiba obudde nze nembuggulawo
Ssaali mu nsobi kuba nalina okubawo
Zakizizai Grace zikizao
Zakizizai nawe zikizao
Zakizi zakizi zakizi zai ai ai
Ababi (eeh I eeh)
Beebamu (oh U oh)
Ababi (eeh I eeh)
Beebali beebali beebali eehh (eeh I eeh)
Abantu babi (oh U oh)
Mwebali (eeh I eeh)
Beebali beebali beebali eehh (eeh I eeh)
Ndi kawonawo (oh U oh)
Ndi kawonawo (eeh I eeh)
Kawona- kawona- kawona- eeh I eeh (eeh I eeh, oh U oh)
Ndi kawonawo (eeh I eeh)
Ndi kawonawo
Nooli kawonawo (eeh I eeh)
Kawona- kawona- kawona- (Oh U oh)
Hhe kawonawo (eeh I eeh)
Ndi kawonawo
Ffubirira totya nyweza
Ffubirira tebakusuuza
Ffubirira totya nyweza
Ffubirira tebakusuuza
Eeh I eeh
Oh U oh
Eeh I eeh
Oh U oh
Eeh I eeh
Oh U oh
Eeh I eeh
Oh U oh