0:00
3:02
Now playing: Siri Safe

Siri Safe Lyrics by Acidic Vokoz


Warren is a Professor
Acidic Vokoz the Lyrical Boy
Yeah, yeah

Singa President nina bwe muyita, yeah
Naalisabye ku security nebankuuma, hmm honey
Oba singa ndi mukwano gwa Kabaka, hmm aah ah
Nampa ku ttaka mukwano nenkuzimbira
Olubiri mwenkukuumira
Obwo obulungi bwo nze siri safe
Walaayi siri safe
Eno agayaaye gasibye emitaafu
Baagala kutukola bikyamu

Mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
Nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw’osoosa
Ne mu bizibu ebikanga
Mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
Bambi mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw’osoosa
Ne mu bizibu ebikanga

Ngya fukamira mu maaso ga Mukama
Nkuteeke mu mikono gye Mukama
Ngya kulwana n’abo abalitwekiika
Abaagala otulemesa hapana
Buli kimu nebakisattula
Bye nakukweka baabikwekula
Baagala kimu kukweddiza
Nze ondeke wano nga banjeeya
Obwo obulungi bwo nze siri safe
Walaayi siri safe
Eno agayaaye gasibye emitaafu
Baagala kutukola bikyamu

Mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
Nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw’osoosa
Ne mu bizibu ebikanga
Mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
Bambi mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw’osoosa
Ne mu bizibu ebikanga

Singa President nina bwe muyita, yeah
Naalisabye ku security nebankuuma, babe
Oba singa ndi mukwano gwa Kabaka, hmm aah ah
Nampa ku ttaka mukwano nenkuzimbira
Olubiri mwenkukuumira
Obwo obulungi bwo nze siri safe
Walaayi siri safe
Eno agayaaye gasibye emitaafu
Baagala kutukola bikyamu

Mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
Nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw’osoosa
Ne mu bizibu ebikanga
Mu mutima gwo mpa ekifo ekisooka
Bambi mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gw’osoosa
Ne mu bizibu ebikanga