0:00
3:02
Now playing: Doctor

Doctor Lyrics by An-Known


Spo-o-o-o Spot Music
Mmm and I love you and I love you
And I truly love you baby

Hmm-mm
Baby

Olugendo olwalina plan, nga lulina ne langi
Yaliko nga kweli mubungi
Ahmm byona byafa nyabo oh
Nakwesiga nze nenkuwa omutima gwange otereze
Olinga amapeera
Nkomawo nogge era
Eby′ensobi bibaawo, baby leka nawe kinawe
Ebyo byabwe, baleke abakyamu boogere
Bagala kutwawula dear
So nga wabweru bamanja
Nga n'omutima munda gumanja
Nesibirayo bwenti bwomu,munju
Ne ndowoza ku gwe omu

Baby singa, singa nali omudoctor
Nandijanjabye nga gwe, omulwade omu bwati
Love singa, singa nali oyo lawyer oyo owamanyi
Nandi wolereza gwe, client omu bwati
Gw′abasinga, singa nali omupastor
Nandi sabidde nga gwe, endiga emu bweti

Wewandeka wenkyali ndowoza gwe
Ah bakuveko abakwesunze
In my heart, I know I won't find another one
If I do then I will be on a wrong one
Mummy love, I'm daddy love
Sonyiwa nze omugwagwa wo
Yenze asinga okukulumya
Era asinga okukwagala
Singa oluyimba lwa Ykee Benda Superman
Lwali lwange singa era lulwo
Nkera ne guitar yange, ne nkuyimbira nkugambe nti nkumisinga nyo nyo

Singa nali omudoctor
Nandijanjabye nga gwe, omulwade omu bwati
Love singa, singa nali oyo lawyer oyo owamanyi
Nandi, wolereza gwe, client omu bwati
Gw′abasinga, singa nali omupastor
Nandi sabidde nga gwe, endiga emu bweti

Amaaso gaziba kati ndaba luffu
Era love wotali, eno mbera muffu
Hope you know that
You make me cold, sometimes you burn
Still I don′t know (still I stil I)
Singa emitima gyali gyogera
Ogwange n'ogugwo nga jjinyumya
Negukugamba bwempumira munda
Ate era singa, singa nali omusawo oy′owamanyi
Nandi janjabye nga gwe, omulwade omu bwati

Bingi ebi ku njagaza
Nze nga nze
Hmm baby