0:00
3:02
Now playing: Radio Call.9

Radio Call.9 Lyrics by An-Known


Yes Radio call.9, ali kusimu gamba hello
Hello
Hello!
Tukuwulira ssebo
Yes hello
Yes oli ku mpewo za radio yaffe enungi
Yogera ko nafe ssebo!

Hello!
Nsaba kutumilako naawe tongoba
Nasuze bubi ng'owange gwendowoza
Byona ebiwundu byomutima nebitonya, hmm
Nga gwenjagala jaali wala radio kansubire ajiwulira
Kwe nsinzidde okutumira
Ogenda nolwayo jooli eyo olimba
Ngokimanyi nebwoba kumpi nkumisinga
Hey, tobuza kyali jendi ekyo nawe kyeraga
Yawumuza omutima munda agutabula
Kagiiko ka sukali, kuva kusomero nga twewala asikali yeah yeah
Yemusawo wo mutima gwange olusi takola
Mulowozako ne bweba second
Antabula, owange antabula yeah

Nkutumide
Gwenasima nkutumidde, yeah
Eno ewange ntambula butambuzi nga nerogoza wandalula
Simanyi oba alumwa, nga gyesiri eyo alumwa
Guno omutima gwajulajula biwundu ngusibya bikwanso!

Nze naye twagabana musaayi
Nasubiza kubawo maaso ga Quran
Nalayira, I'll give you love in a true form
And ama pick your calls whenever you call
Alimanja byatampola, era yeka gwemanja natasasula
Munda mu mutima ye ye councillor
Mutumira kuva wano Kampala
Nzukuka na njaala bwemulota
Nga agenze n'abo, aba Range Rover
Nga anafuuye, mwagala bi love mature
Mbisanya ne by'omukwano gwe wala
Nkumissinga love dear Haurah
Eno true love, nkwagala bi love mature

Nkutumide
Gwenasima nkutumidde, yeah
Eno ewange ntambula butambuzi nga nerogoza wandalula
Simanyi oba alumwa, nga gyesiri eyo alumwa
Guno omutima gwajulajula biwundu ngusibya bikwanso!

Eno ewange ntambula butambuzi nga nerogoza wandalula
Yona jooli nkugamba
Ne bw'oba oli Kigali Rwanda
Jukira eno oje olabe
Nkwagala bi love mature
Kale ssebo namwe mwebale kuwereza