(Intro)
Ava Peace baby (One time)
TNS baby (Two time)
Nessim baby (Aaaah, ah ah)
(Nessim pan production)
(Verse 1)
Kano akaana
Gano agaana
Omuntu yagirwa kano akaana
Kano akawala
Gano agawala
Omuntu yagirwa gano agaana, nyabo
Nze ndi mazzi ga tap
Nakuwonya n'ebyokusena ku dam, baby
Abalala tumbavu
Nabagoba siri kati ku bya jam
Onkuba nga kyengenge
Ondetera muwugula mu bwongo eno, aha!
Oba kabadi ki baby
Emisiwa ogisitula nze munda eno, ah ah!
(Chorus)
Kawala ka Amooti
Ke kakuwugula kawala ka Amooti, eh eh
Ako kawala ka Amooti
Ye nenkakwatako kawala ka Amooti (mtschew)
Mbu kakozesa remote
Ne kakusigula kawala ka Amooti, eh eh
Kawala ka Amooti (mtschew)
Ye nenkakwatako kawala ka Amooti, ah ah
(Verse 2)
Kave ku musajja wange (kamute)
Kave ku musajja wange (kamute)
Kave kave kave kave kave ku musajja wange (kamute)
Kave ku musajja wange
Kano kawala ka Amooti
Keemenye ebikonde eno love
Nkuwadde wama malaamu
Are you my baby for life
Got me freezing like balafu
Yeggwe alina stamina stamina
Olina stamina stamina
Onkubira mu style stamina
Matira nyo nze eyo style stamina
(Chorus)
Kawala ka Amooti
Ke kakuwugula kawala ka Amooti, eh eh
Ako kawala ka Amooti
Ye nenkakwatako kawala ka Amooti (mtschew)
Mbu kakozesa remote
Ne kakusigula kawala ka Amooti, eh eh
Kawala ka Amooti (mtschew)
Ye nenkakwatako kawala ka Amooti, ah ah
(Bridge)
Kano akaana
Gano agaana
Omuntu yagirwa kano akaana
Kano akawala
Gano agawala
Omuntu yagirwa gano agaana, nyabo
(Verse 3)
Onkwata ku mutima owulira gutujja
Love y'enuma nze sirina musujja
Onfisizanga olunaku mu week nojja
Amaanyi g'omukwano n'omutwe gukogga
Yeggwe alina stamina stamina
Olina stamina stamina
Onkubira mu style stamina
Matira nyo nze eyo style stamina
(Chorus)
Kawala ka Amooti
Ke kakuwugula kawala ka Amooti, eh eh
Ako kawala ka Amooti
Ye nenkakwatako kawala ka Amooti (mtschew)
Mbu kakozesa remote
Ne kakusigula kawala ka Amooti, eh eh
Kawala ka Amooti (mtschew)
Ye nenkakwatako kawala ka Amooti, ah ah
(Outro)
Kano akaana
Gano agaana
Omuntu yagirwa gano agaana
Kano akawala
Gano agawala
Omuntu yagirwa gano agaana, nyabo