0:00
3:02
Now playing: Whiskey

Whiskey Lyrics by Ava Peace


Nkusaba Whiskey ogula beer (Ava Peace baby)
Njagala Whiskey ogula beer (TNS)
Range Rover otumya Uber
Lwaki otumya Uber

Njagala nziga otunula angazi
Koopa ku sugar daddy we Gaza
Atalina dollar tonyumya sense
Nze nzijaako amaalo ga bus
Mbuuza oli ku ki?
Gwe atanyumya sente oli ku ki? (Osaaga)
Vva gyooli naawe
Nze bwotazimpa aga mokoti

Leeta sente vva mu biboozi
Gwe tta amajja vva mu because
Gwe manya obwavu kabbiro
Atalina sente tafumita lindaazi

Twagala sente
Teri kirala twagala sente (Wamma abakazi twagala ki?)
Twagala sente
Teri kirala twagala sente

Twagala sente
Teri kirala twagala sente (Wamma abakazi twagala ki?)
Twagala sente
Teri kirala twagala sente

Show me majja, I show you body body
Ntumye ne byenjagala baleete kati
Gimme benz gimme dis gimme dat
Ndaga ku manyi tewepika baby

Atagaba simuwa
Atampade simanyi oba ayagala
Atagaba simuwa
Ela simuwa
Ela simanyi oba ayagala

Nkusaba Whiskey ogula beer
Njagala Whiskey ogula beer
Range Rover otumya Uber
Lwaki otumya Uber (Gyensubula love baseera)

Leeta sente vva mu biboozi
Gwe tta amajja vva mu because
Gwe manya obwavu kabbiro
Atalina sente tafumita lindaazi

Twagala sente
Teri kirala twagala sente (Wamma abakazi twagala ki?)
Twagala sente
Teri kirala twagala sente

Twagala sente
Teri kirala twagala sente (Wamma abakazi twagala ki?)
Twagala sente
Teri kirala twagala sente

Nakupenda baby wangu
Nze ekyo nkyatula mulwatu
Naye n'esente ezo zijje mangu
Sente leeta mangu
Nakupenda baby wangu
Nkyatula mulwatu
Nzijja mu bwavu
Baby

Nkusaba Whiskey ogula beer
Njagala Whiskey ogula beer
Range Rover otumya Uber
Lwaki otumya Uber

Leeta sente vva mu biboozi
Gwe tta amajja vva mu because
Gwe manya obwavu kabbiro
Atalina sente tafumita lindaazi

Twagala sente
Teri kirala twagala sente (Wamma abakazi twagala ki?)
Twagala sente
Teri kirala twagala sente

Twagala sente
Teri kirala twagala sente (Wamma abakazi twagala ki?)
Twagala sente
Teri kirala twagala sente