0:00
3:02
Now playing: Nakupenda

Nakupenda Lyrics by Aziz Azion ft. GNL Zamba


Azion
Uuuh
Mukwano kankunyumize
Nina bingi bye njagala otegeere
Ebirungi ebinzijira
Onkakasa nnyo, nti olibeera nange
Ebinzikakkanya omutima
Omulungi gwe njagala owange anfaako,babe  eh eeh
Nga ndi naawe baby ne bwe mba mulwadde
Sibuwulira kuba ndi naawe lady
Wamponya ebibeera binsobedde
My angel girl, lovely lady
Gwe muntu wange
Alimu ekyama kyange

Azion
Girl I love you
Mpenzi nakupenda
Eeh yeah, don’t you walk away
Nataka niwe nawe
Nakukunda
Ndagukunda chyane
Don’t you walk away
Nataka niwe nawe
Mirere

Zamba
Listen
Okulekawo kijja kuba nga Sheikh okulya ennyama enkaafu
So fresh so clean ono omuwala ssi mucaafu
Ntambula bagamba couple yaffe eri cool nga balaafu
Nina omwami nze gwe yali agamba owa Goodenuff
Omukwano bwe gubeera mata guno ogwaffe gwo mukwafu
Kiss ze zimpoomera I can never get enough
Ne bwe mbeera broke I can afford to laugh
She’s a pretty little thing with a great sense ofhumour
Omwana ali focused
Tawuliriza rumour
Nalina ex-girlfriend eyannumya omutwe nga tumor
Naye ono ampeweeza, ankuba peck ku matama
Ebizibu bwe bijja aŋŋamba ‘yes we can’ nga Obama
Poliisi ne bw’ejja okuwenja ankweka nga Osama
Mu kaama aŋŋamba you’re my knight in shining armour,wawa

Azion
Baby amaaso go
Gansuubiza bingi mu maaso
Nga ntunudde mu munye zo
Ndabamu ekifaananyi kyange naawe
Kati sembera
Honey yanguwa
Onkwateko ewannuma
Wano, wali
Mpulira bubi mukwano
Kwata wano, waliiii eeh
Yeah, it’s your long brown hair
Your smooth brown skin
You’re too much for words girl
How do I begin?
Kiba kika nnyo ng’oli ku beach mu bikini
Kiba kika nnyo ng’oliku streets mu mini
You’re the most beautiful girl I’ve ever seen
Olabika ngaAngelina Jolie mu movie scene
Ky’ova olabannyimiridde wano
Nkukuumye nga waSaracen
Wanzikiriza ebitaalane binta wandaga green
Kati sembera wano eno giraasi bbiri tunywe vin
Sembera wano eno dance floor tuzine paka chini
Bwe mbeera ne pain, yeggwe aspirin
Superstar wange onsingira Juliana ne Iryn

Zamba
Mireere reere
Hmmm
Aah so beautiful don’t you agree?
Ma men Aziz this love for you, man
Zamba is in love this time
No more playing around
All the skirt chasing
I’m done with the stressing man
I got a wife at home
Yeah, Nakukunda
Ndagukunda chyane
Don’t you walk away
Nataka niwe nawe
If I could sing for you
That’s how it would go
But am a rapper
I’ll just put it these smooth words
Let the fountains of my love flow
As the wind whispers …