0:00
3:02
Now playing: Oxygen

Oxygen Lyrics by Aziz Azion


I love the way you're looking, baby girl
I love the way you're walking, baby girl
I love the way you do it, baby girl
I love the way you shake it, baby girl
(My Oxygen) Oba gwe mukka gwempisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
(My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
Wootoli kuba nga kuba munsi omutali mpewo
Oli njuba gwe lw'otoyaka nze mba mutigome
Nne munkuba, gwe umbrella yange
Bonkwaatako neerabila na buli
kyembadde ngenda okwoogera (baby)
Wannunga, wantabula
Omukwaano gwo gulinga magnet
Nebwemba ku mulimu, nebwemba mu kikiri
Nga siri nawe, buli kaseera nkweetaaga, baby
Oba gwe mukka gwempisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
(My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
Wankweekula eri gyenali nakweekebwa
Nozawula omukwano ogwaali gwazaawa
Mpulira onywezezza, n'obwongo obufunzizza
Essanyu ompeerezza, nsiimye weebale onkyusizza
(Abalungi sibalaba) Nalobera ku gwe wekka nze
(Ebibi byo sibiraba) Ndaba birungi byokka baby
Oba gwe mukka gwempisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
(My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
Ababadde beesunga ono wange mumundekere
Asaaliza bangi naye nze namubasooka
Mukigumire, teri kyakkola
Kakibalume, kubanga, haa baby
I love the way you're looking, baby girl
I love the way you're walking, baby girl
I love the way you do it, baby girl
I love the way you shake it, baby girl
Oba gwe mukka gwempisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
(My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa
(How can I live without you)

Wootoli mukwaano mbaawo ntya
(My Oxygen) Oba gwe mukka gwempisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
(My Oxygen) Oba gwe mukka gwenzisa
(How can I live without you)
Wootoli mukwaano mbaawo ntya
I love the way you're looking, baby girl (My Oxygen)
I love the way you're walking, baby girl
(How can I live without you)
I love the way you do it, baby girl (My Oxygen)
I love the way you shake it,
baby girl (How can I live without you)