0:00
3:02
Now playing: Wujja (Acapella)

Wujja (Acapella) Lyrics by B2C


Bobby
Guba gukoona bwe ddu kati wujja
Eno B2C tewerijja
Tozikiza wujja
Baur

All
Wujja wujja
Yongeza fire gwe wujja
Wujja
Tijja tijja
Omukwano gumpe ng’otijja
Tijja
Wujja wujja
Yongeza fire gwe wujja
Wujja
Tijja tijja
I’ll love you sweet baby tijja

Lee & Bobby
Baby gwe weekoze
Balumwe omutwe
Sabula tambula gwe
Balumwe omutwe
Wakula n’owola
Balumwe omutwe
Babe balumwe omutwe

Bobby & Julio
Byonna byonna by’okola
My babe ka nkuwaane, bae babe
Byonna byonna by’okola
My babe ka nkubiite, bae babe
For your love ah go die
Nze mpulira ontambulira eri mu musaayi
Nze sijula sikyajula me nuh nuh lie, eh
Nze kankutwale ne Dubai
Oli kiso, oli bad, oli quinine
Oli muka, bakutya gwe nga Amin
Wagaana ebya ba looser oli ku win, eh
Baby Winnie-nie
Sabula

All
Wujja wujja
Yongeza fire gwe wujja
Wujja
Tijja tijja
Omukwano gumpe ng’otijja
Tijja
Wujja wujja
Yongeza fire gwe wujja
Wujja
Tijja tijja
I’ll love you sweet baby tijja

Lee & Bobby
Baby gwe weekoze
Balumwe omutwe
Sabula tambula gwe
Balumwe omutwe
Wakula n’owola
Balumwe omutwe
Babe balumwe omutwe

Lee & Bobby
Lord have mercy
Onkulukutira bulungi mu musaayi
Osomesa mukwano tosomesa bukyayi
Oli kiso, oli bad, oli quinine
Oli muka, bakutya gwe nga Amin
Ompitiriddeko oli mulungi nnyo, oh
Mulungi nnyo
Onyumira obutengi obutunge ah ah oh
Obutunge oh
Ne bonna abakukwana bagambe no no
Baby ombunya obufoofofo
Gwe anjogeza n’ebisoko
Wanjooga, nakulunga baby can’t get enough

All
Wujja wujja
Yongeza fire gwe wujja
Wujja
Tijja tijja
Omukwano gumpe ng’otijja
Wujja wujja
Yongeza fire gwe wujja
Wujja
Tijja tijja
I’ll love you sweet baby tijja

Julio
Baby weesiimye
Bukyanga olonda wafunye nze kaliba
Baby nkwesunze
Yitayo eka tusome ku Madiba
Oli kiso, oli bad, oli quinine
Oli muka, bakutya gwe nga Amin
Wagaana ebya ba looser oli ku win, eh
Baby Winnie-nie
Amma take you far away from the rebels
While I’ll be sweet, strong and stable
Amma give you my toto
Toto toto toto

All
Wujja wujja
Yongeza fire gwe wujja
Wujja
Tijja tijja
Omukwano gumpe ng’otijja
Tijja
Wujja wujja
Yongeza fire gwe wujja
Wujja
Tijja tijja
I’ll love you sweet baby tijja

Balumwe omutwe
Oh na na na
Babe balumwe omutwe
Uh la la la x3
B2C